TOP
  • Home
  • Amawulire
  • Minisita w'ebyemizannyo asanyukidde abazadde abatatuulira bitone by'abaana

Minisita w'ebyemizannyo asanyukidde abazadde abatatuulira bitone by'abaana

By Musasi wa Bukedde

Added 19th February 2020

Minisita w'ebyemizannyo asanyukidde abazadde abatatuulira bitone by'abaana

Dav11 703x422

MINISITA w’eby’emizannyo mu ggwanga Hamson Obua asiimye abazadde abatatulira bitone by’abaana baabwe wabula ne babiwagira nga babatwala okwetaba mu mizannyo.

Bino abyogeredde ku mukolo ab’ekibiina ky’okuwuga (Uganda Swimming Federation) webabadde bawa abawuzi engule z’okubasiima olw’okukira kubanaabwe mu mpaka ez’enjawulo omwaka 2019.

Obua agamba, temuteekera teekera baana wabula mu bateeketeeke nga kino kigya kubayamba okubeera abawanguzi

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

760c92ca9f694295837ec90b52ac134f 220x290

Ssekiboobo aziikiddwa mu kitiibwa...

Omwami wa Kabaka ow'essaza ly'e Kyaggwe eyawummula, Ssekiboobo Alex Benjamin Kigongo Kikonyogo olwaleero aziikiddwa...

A84388d55eaa4efa9fcc00052969dc53 220x290

Omuyimbi Grace Ssekamatte alwanaganye...

Omuyimbi Grace Ssekamatte omu ku ba dayirekita ba Golden band asiibuddwa okuva mu ddwaaliro gy’amaze wiiki nnamba...

Cor 220x290

Beerumirizza okusaddaaka owabbooda...

OMUTUUZE eyasaddaakiddwa ne bamusuula mu kinnya okumpi n’ekyuma ky’omugagga Ephraim Bbosa, akwasizza abantu bana...

Tra 220x290

Eddagala lya ARV’S lisobola okulwanyisa...

OLWALEERO tewali ddagala ttuufu lyazuuliddwa okuba nga lijjanjaba obulwadde bwa COVID 19 .

Tabu 220x290

Ziizino endwadde endala ezirina...

ABANTU 44 baakakasiddwa mu Uganda nga balina ssennyiga omukambwe (coronavirus) era bajjanjabwa nga n’abalala bateekeddwa...