TOP

Ekikopo kya Kanyike Cup kitongozeddwa

By Musasi wa Bukedde

Added 24th February 2020

Ekikopo kya Kanyike Cup kitongozeddwa

Ev1 703x422

Bya Maria Nakyeyune
 
MUNNABYAMIZANNYO ate nga Munnamasaka amanyiddwa nga Ronald Evans Kanyike atongozza ekikopo ky'omupiira ekituumiddwa Kanyike Easter Cup.
 Ekikopo kino kitongozeddwa ku kisaawe e Nakiyaga mu Gombolola ye Buwunga mu Disitulikiti ye Masaka era nga kyakwetabwamu emiruka gyona egiri mu ssaza lya Bukoto East.

Bw'abadde atongoza  ekikopo kino Evans Kanyike ategeezezza nti ekiruubirirwa kye kikopo kino kwekutumbula eby'emizannyo ssaako n'okuzuula ebitone wamu n'okukumaakuma abavubuka okubeera obumu.

Ekikopo kino kyakukomekkerezebwa ku paasika ng'abawanguzi baakubuukawo ne seddume w'ente,embuzi, emijoozi ssaako ne sente enkalu

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

760c92ca9f694295837ec90b52ac134f 220x290

Ssekiboobo aziikiddwa mu kitiibwa...

Omwami wa Kabaka ow'essaza ly'e Kyaggwe eyawummula, Ssekiboobo Alex Benjamin Kigongo Kikonyogo olwaleero aziikiddwa...

A84388d55eaa4efa9fcc00052969dc53 220x290

Omuyimbi Grace Ssekamatte alwanaganye...

Omuyimbi Grace Ssekamatte omu ku ba dayirekita ba Golden band asiibuddwa okuva mu ddwaaliro gy’amaze wiiki nnamba...

Cor 220x290

Beerumirizza okusaddaaka owabbooda...

OMUTUUZE eyasaddaakiddwa ne bamusuula mu kinnya okumpi n’ekyuma ky’omugagga Ephraim Bbosa, akwasizza abantu bana...

Tra 220x290

Eddagala lya ARV’S lisobola okulwanyisa...

OLWALEERO tewali ddagala ttuufu lyazuuliddwa okuba nga lijjanjaba obulwadde bwa COVID 19 .

Tabu 220x290

Ziizino endwadde endala ezirina...

ABANTU 44 baakakasiddwa mu Uganda nga balina ssennyiga omukambwe (coronavirus) era bajjanjabwa nga n’abalala bateekeddwa...