TOP

Abazadde b'abavuzi ba Ddigi boolesezza ebitone

By Ismail Mulangwa

Added 9th March 2020

Abazadde b'abavuzi ba Ddigi boolesezza ebitone

Dig1 703x422

LYABADDE ssanyu gyereere nga ba maama b’abavuzi ba ddigi beriisa enfuufu e Busiika ku lunaku lwabwe olw’abakyala mu mpaka za MX Mums Quad Challenge.

Empaka zetabiddwamu abavuzi 23 nga bamaama b’abavuzi bwokka bebabadde bazetabamu nga era Evas Orland ye yasitukidde mu mpaka zino ng’amegga Melissa Schimanek okuva mu Kampala Executive Aviation so nga Maureen Austine n’akwata eky’okusatu.

 

 Okwawukanako abazadde okuwagira abaana baabwe nga bavuga ddigi,ku mulundi guno abaana bebabadde bawagira bannyabwe nga era abamu balabiddwako nga babawa n’obukodoyo obw’enjawulo okuwangula empaka

Wabula nga empaka tezinnatandika abaana bebasoose okujja abawagizi ekifu ku maaso bwe bayolesezza obukodiyo obw’enjawulo obwalese abawagizi nga babawunya

Buli muvuzi yenna eyabadde maama yabadde muwanguzi era buli omu yazeeyo ewaka n’omudaali saako nebaasa

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Kib11 220x290

Ba Kansala ku district e Kiboga...

Ba Kansala ku district e Kiboga bakubye ebituli mu budget ya District

Capture 220x290

Emitimbagano gya Vision Group gyakuvaako...

Emitimbagano gya Vision Group okuli ogwa bukedde.co.ug ne newvision.co.ug gyakuggalawo ku wiikendi eno okutandika...

Br3 220x290

Ensonga za Brian White ez'okkabasanya...

Ensonga za Brian White ez'okkabasanya abaali abakozi be zisajjuse

Kit1 220x290

Engeri akasaawe k'e Mulago gye...

Engeri akasaawe k'e Mulago gye kaalera Jimmy Kirunda

Jit1 220x290

Afiiridde mu kibanda kya firimu...

Afiiridde mu kibanda kya firimu e Mukono