TOP
  • Home
  • Ebyemizannyo
  • Leero mazaalibwa ga Hassan Kikoyo munnayuganda agucangira e Rwanda

Leero mazaalibwa ga Hassan Kikoyo munnayuganda agucangira e Rwanda

By Musasi wa Bukedde

Added 16th March 2020

Leero mazaalibwa ga Hassan Kikoyo munnayuganda agucangira e Rwanda

Kig14 703x422

Bya George Kigonya
 
Hassan Kikoyo , omuteebi wa Uganda ng'omupiira gwe nsimbi agucangira Rwanda mu kirabu ya GASOGI  UTD leero awezezza emyaka 25.
 
Omupiira yagutandikira mu Bright Stars mweyasinga okumanyibwa ate oluvannyuma neyegatta ku Lweza FC mu kiseera kino eyasaanawo.
 
Ebbanga erisinga asinze kulimalira Kenya nga asambideko kirabu eziwera nga;
 
-Muhoroni Youth
-Kakamega Homeboyz
-Western Stigma.
 
Kiraabu ya Rwanda eya Gasogi United yagyegatako omwaka guno(January 2020) ku bwereere oluvannyuma lwendagano ye okuggwako mu Western Stima.
 
Erinnya epatiike ye 'Katabra' nga lyamuwebwa olwokubera owentobo mu maaso ga goolo 

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Mknmu21 220x290

Ababadde batwala omulambo batuuyanye...

Abatuuze ku kyalo Nassuuti mu munisipaaali y’e Mukono baasitaanye okufuna ebiwandiiko ebitambuza omulambo gwa munnaabwe...

1bc8d9398e5f4a07a3307fdfeb1d90ad 220x290

Kasujja omukulu w'ekika ky'Engeye...

OMUTAKA Hajj Mohamood Minge Kibirige Kasujja abadde akulira ekika ky’engeye obulwadde bwa sukaali ne puleesa bimugye...

Mkncov11 220x290

Ab’e Mukono batandise ekifo aw’okukuumira...

Ab’e Mukono batandise ekifo aw’okukuumira abateeberezebwa okuba ne Coronavirus

414009d1dd2349e0bd6b4678886a42d21 220x290

Kabaka awaddeyo obukadde 100 okuyamba...

KABAKA Ronald Muwenda Mutebi II addukiridde Bannayuganda n’obuyambi obw’enjawulo obubalirirwa obukadde 100 ng’ensimbi...

Lop2 220x290

Omusumba Bp. Silvester Kisitu asabye...

Omusumba Bp. Silvester Kisitu asabye Bannayuganda okubeera abaweereza abalungi