TOP

Nicholas Anelka leero awezezza emyaka 41

By Musasi wa Bukedde

Added 16th March 2020

Nicholas Anelka leero awezezza emyaka 41

An1 703x422

Nicholas Anelka

Bya George Kigonya
 
Nicholas Sebastian Anelka eyaliko kafulu mukuteeba amagoolo mu Arsenal ,PSG wamu ne Real Madrid mugye 90 ne 2000 awezeza emyaka 41.
 
Yazalibwa nga 14 March 1979 mu Le Chesnay ,France.
 
Omupiira yagutandikira mu academy ya Lille ate oluvanyuma n'agenda mu PSG ,bingwa wa Bufaransa.
 
Y'omu kubasambi abakyasinze okusambira kirabu enyingi nga kuliko;
 
-PSG
-Arsenal
-Chelsea
-Liverpool
-Man City
-Real Madrid
-Juventus
-Fenebarhce
-Bolton
-Shanghai shenhua
-Mumbai FC
 
Nga akyali mu Bolton ,yakyusa ediini nasiramuka .
 
Tiimu yegwanga eya Bufaransa yagisambira emipiira 69 naye nga gyandisinzeko singa yatereranga mu gwa kirabu era mu June 17 2010 yafuna obutakanya n'omutendesi wa Bufaransa Raymond Domenech nga yali agamba nti asosolwa.
 
Mu 2009 yeyakulembera abateebi mu Premier League.
 
Ensamba ye yali mulungi mu banga olwobuvanvu bwe ate nga muteebi wantomo.
 
 

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Mknmu21 220x290

Ababadde batwala omulambo batuuyanye...

Abatuuze ku kyalo Nassuuti mu munisipaaali y’e Mukono baasitaanye okufuna ebiwandiiko ebitambuza omulambo gwa munnaabwe...

1bc8d9398e5f4a07a3307fdfeb1d90ad 220x290

Kasujja omukulu w'ekika ky'Engeye...

OMUTAKA Hajj Mohamood Minge Kibirige Kasujja abadde akulira ekika ky’engeye obulwadde bwa sukaali ne puleesa bimugye...

Mkncov11 220x290

Ab’e Mukono batandise ekifo aw’okukuumira...

Ab’e Mukono batandise ekifo aw’okukuumira abateeberezebwa okuba ne Coronavirus

414009d1dd2349e0bd6b4678886a42d21 220x290

Kabaka awaddeyo obukadde 100 okuyamba...

KABAKA Ronald Muwenda Mutebi II addukiridde Bannayuganda n’obuyambi obw’enjawulo obubalirirwa obukadde 100 ng’ensimbi...

Lop2 220x290

Omusumba Bp. Silvester Kisitu asabye...

Omusumba Bp. Silvester Kisitu asabye Bannayuganda okubeera abaweereza abalungi