TOP

Leero mazaalibwa ga Theo James Walcotte

By Musasi wa Bukedde

Added 16th March 2020

Leero mazaalibwa ga Theo James Walcotte

Det1 703x422

Theo Walcotte

Theodore James Walcott  abangi gwebamanyi nga Theo Walcott eyaliko emunyenye ya kirabu ya Arsenal ,emu kuzi bingwa ze Bungereza , leero awezeza emyaka 31.
 
Yazalibwa nga 16 March 1989 mu Stanmore ,England.
 
Wamusayi mutabule ,anti kitawe yali nzalwa ze Jamaica ate maama nga Mungereza.
 
Yakula muwagizi lwa Liverpool wadde tafunye kakisa kugisambirako.
 
Omupiira yagutandikira mu Academy Newbury (1999-2000) , Swindon (2000), Southampton (2000-2006) ,Arsenal(2006-2018),Everton(2008- )
 
Mu 2006 yegata ku kirabu ya Arsenal ku  £5m era mwakyasinze okukolera erinya nadala olwenzanya eyokukulukuta emisinde mu wingi era yali yabwa n'omujoozi number 14 ogwayambalwako emunyenye ya Arsenal mugye 2000 nga gitandika,Thierry Daniel Henry.
 
Walcott mu sizoni ya 2012-2013 yeyakulembera abazanyi ba Arsenal bona mukuteeba obutimba nga yakuba goolo 21.
 
Nga May 30 ,2006 yakola ekyafayo ekyokubera omuzanyi akyasinze obuto okuzanyira Bungereza ku myaka 17 ne naku 75.
 
Nga September 10 ,2008 yateeba goolo 3 mu mupiira gumu nga bubefuuka ne Croatia ,nafuuka omuzanyi akyasinze obuto okuteeba goolo ezo nga azanyira Bungereza.
 
Mu 2018 ,kirabu ya Arsenal yagyabulira neyegata ku Southampton ku £20m ,kwegamba bamukolamu namagoba. 

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Mknmu21 220x290

Ababadde batwala omulambo batuuyanye...

Abatuuze ku kyalo Nassuuti mu munisipaaali y’e Mukono baasitaanye okufuna ebiwandiiko ebitambuza omulambo gwa munnaabwe...

1bc8d9398e5f4a07a3307fdfeb1d90ad 220x290

Kasujja omukulu w'ekika ky'Engeye...

OMUTAKA Hajj Mohamood Minge Kibirige Kasujja abadde akulira ekika ky’engeye obulwadde bwa sukaali ne puleesa bimugye...

Mkncov11 220x290

Ab’e Mukono batandise ekifo aw’okukuumira...

Ab’e Mukono batandise ekifo aw’okukuumira abateeberezebwa okuba ne Coronavirus

414009d1dd2349e0bd6b4678886a42d21 220x290

Kabaka awaddeyo obukadde 100 okuyamba...

KABAKA Ronald Muwenda Mutebi II addukiridde Bannayuganda n’obuyambi obw’enjawulo obubalirirwa obukadde 100 ng’ensimbi...

Lop2 220x290

Omusumba Bp. Silvester Kisitu asabye...

Omusumba Bp. Silvester Kisitu asabye Bannayuganda okubeera abaweereza abalungi