TOP
  • Home
  • Ebyemizannyo
  • James Magala ,eyaliko omukwasi wa goolo ku tiimu yegwanga the Cranes awezezza emyaka 42

James Magala ,eyaliko omukwasi wa goolo ku tiimu yegwanga the Cranes awezezza emyaka 42

By Musasi wa Bukedde

Added 6th April 2020

James Magala ,eyaliko omukwasi wa goolo ku tiimu yegwanga the Cranes awezezza emyaka 42

Kit17 703x422

James Magala ,eyaliko omukwasi wa goolo ku tiimu yegwanga the Cranes ( 1995-2000) wamu ne Express FC (1996-99) leero awezeza emyaka 42.
 
Yazalibwa nga 6 April ,1978 eri omugenzi Ssalongo Elifazi Ssemakula ne Norah Nabunjo e Kiwewe , Kyaddondo.
 
Omupiira yagutandikira mu Manze FC (1990) eyali tiimu yekyalo mweyava okwegata ku Bwaise FC mu 1991.
 
KIRABU MWEYAKUBIRA
 
- Wolves FC (1992)
-Bell FC (1993)
- Nakivubo Carols (1994)
- State House FC(1995)
- Express FC (1996)
- Tobacco FC (2000)
- Barnet FC ( 2001)
- Dang FC ( 2002-03)
- Kagera Sugar ( 2003-06)
 
 
Omupiira yanyuka mu 2007 nga akwatira kirabu ye India eyitibwa New Radium FC.
 
Atendeseko kirabu eziwerako nga ;
 
- Seeta FC
- Masaka LC
- Nalubaale FC
- Somalia (Tiimu yegwanga)
 
Erinya lye epatiike ye ' Bernard Lama' nga lyamutumwa lwankwata ye eyefananyiriza eyali omukwasi wa goolo ya Bufaransa ,kadugala  Bernard Lama.
 
Yasomera ku Kololo SS naye oluvanyuma yegata ku St. Balikudembe Mitala Maria asobole okufuna akakisa okukwata ku tiimu ye ssomero kuba e Kololo SS waliyo Livingstone Kyobe eyali omukwasi wa goolo ku tiimu yegwanga wamu ne Villa mugye 90.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Kab1 220x290

Gavumenti efulumizza ebiragiro...

Gavumenti efulumizza ebiragiro ebipya ng'emizannyo gizzeemu

Kat1 220x290

‘Teri kukyusa’

‘Teri kukyusa’

Tip1 220x290

Admin FC eyagala Big League

Admin FC eyagala Big League

Byekwaso 220x290

Byekwaso w'emifumbi ateekateeka...

KAFULU wa Uganda mu muzannyo gw’okusiba emifumbi ali mu keetalo nga yeetegekera okugattibwa mu bufumbo obutukuvu...

Tip1 220x290

Omusajja anzigyako abaana

Omusajja anzigyako abaana