TOP

Juan Manuel Mata Garcia awezezza emyaka 32

By Musasi wa Bukedde

Added 28th April 2020

Juan Manuel Mata Garcia awezezza emyaka 32

Tek1 703x422

Juan Mata

Bya George Kigonya
 
Juan Manuel Mata Garcia , omuwuwutanyi wa kirabu ya Manchester United ne tiimu yegwanga eya Spain akonode emyaka 32 leero.
 
Yazalibwa nga 28 April ,1988 e Villafranca ,Spain era omupiira yagutandikira mu Academy ya kirabu ya Real Madrid eyitibwa Real Madrid castila mu 2006.
 
Mu 2007 ,yakansibwa kirabu ya Valencia gyeyamalamu emyaka 4 nga mukisera kyekimu yayitibwa neku tiimu yegwanga eya Spain wadde teyafuna kakisa kutandika mipiira.
 
2011 yegata ku kirabu ya Chelsea ku £28m era nabawangulira ekikopo kya UEFA CHAMPIONS LEAGUE  ate omwaka ogwadako ,nawangulira Chelsea ekikopo kya Liigi wamu ne Europa liigi ye wamu ne Fernando Torres nebafuuka abazanyi abava mu Spain abasooka okukola ekyafayo okuwangula ebikopo bino mu myaka egidiringana.
 
Mu 2014 yakansibwa kirabu ya Manchester United ku £37.1m era n'okutuusa Kati mwasambira.
 
Mu Manchester United awangulidemu ebikopo ebiwerako nga ekya Europa League , League Cup ne FA Community Shield.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Kib11 220x290

Ba Kansala ku district e Kiboga...

Ba Kansala ku district e Kiboga bakubye ebituli mu budget ya District

Capture 220x290

Emitimbagano gya Vision Group gyakuvaako...

Emitimbagano gya Vision Group okuli ogwa bukedde.co.ug ne newvision.co.ug gyakuggalawo ku wiikendi eno okutandika...

Br3 220x290

Ensonga za Brian White ez'okkabasanya...

Ensonga za Brian White ez'okkabasanya abaali abakozi be zisajjuse

Kit1 220x290

Engeri akasaawe k'e Mulago gye...

Engeri akasaawe k'e Mulago gye kaalera Jimmy Kirunda

Jit1 220x290

Afiiridde mu kibanda kya firimu...

Afiiridde mu kibanda kya firimu e Mukono