TOP

Omukama wa Toro alambudde faamu ya Robert Kabushenga

By Herbert Musoke

Added 23rd October 2016

OMUKAMA wa Toro Oyo Nyimba Rukidi IV akubirizza abantu naddala abavubuka okwenyigira mu bulimi n'obulunzi ky'agamba nti kyakuyamba okutumbula ennyingiza mu maka n'eggwanga lyonna okutwaliza awamu.

Twala 703x422

Kabushenga ng'alambuza Omukama faamu ye esangibwa e Namayumba. EKIF: HERNERT MUSOKE

OMUKAMA wa Toro, Oyo Nyimba Rukidi IV akubirizza abantu naddala abavubuka okwenyigira mu bulimi n'obulunzi ky'agamba nti kya kuyamba okutumbula ennyingiza mu maka n'eggwanga lyonna okutwaliza awamu.

Omukama okwogera bino yabadde akyadde ku faamu y'akulira kkampuni ya Vision Group, Robert Kabushenga, etwala ne Bukedde  esangibwa e Namayumba mu Wakiso kw'alimira olusuku, emmwaanyi n'ebijanjaalo era ng'ataddeko n'okulembeka amazzi g'akazesa okufukirira ebirime naddala mu budde bw'omusana.

Omukama Oyo yagambye nti singa abavubuka abakola ekitundu eky'abantu ekisinga obunene mu Uganda, beenyigira mu bulimi n'obulunzi kya kwongera ku ssente ze bayingiza olwo basobole okusasula emisolo egikozesebwa okuddukanya eggwanga.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

3f74e568a3684a1eac5d6d555644365318 220x290

Magufuli alagidde abaddukanya ekidyeri...

OMUWENDO gw’abantu abaafiiridde mu kidyeri mu nnyanja Nnalubaale gwongedde okulinnya! Pulezidenti wa Tanzania John...

Sevo 220x290

Ab'e Rubirizi basabye Museveni...

ABAKULEMBEZE b’omu disitulikiti y’e Rubiriizi basabye Pulezidenti Museveni okukoma ku bajaasi ba UPDF okukendeeza...

Budgetkasaijaweb 220x290

Bawera kusimbira kkuuli enteekateeka...

ABABAKA ku kakiiko ka palamenti akavunaanyizibwa ku byobulimi bawera kusimbira kkuuli enteekateeka z’okuyisa embalirira...

Kola 220x290

Mukolerere obukadde bwammwe - Minisita...

MINISITA omubeezi ow’ebyenguudo Gen. Edward Katumba Wamala akubirizza abantu okukolerera obukadde bwabwe nga bakyalina...

42312484102150760182472974931861717081653248n 220x290

Bobi Wine eby’okutulugunya abantu...

BOBI Wine ne banne eby’okubatulugunya babitutte mu kibiina ky’amawanga amagatte (UN ), era boongedde okukungaanya...