TOP

Mu kukuba bbandi mwe nfuna ebisale by’essomero

By Musasi wa Bukedde

Added 18th September 2018

Ekitone kyange kinnyambye okutuuka we nnali sisuubira mu kusoma n'okutambula mu bitundu by'eggwanga eby'enjawulo

Ashimu2webuse 703x422

Wasuleke ng'awuuba omuggo mu bbandi ku mukolo

Bya Stella Naigino

Ashimu Wasuleke wa myaka 12 era anyumirwa nnyo okuyimba n’okuzina. Muyizi mu Wazemba Primary School e Mbale era agamba nti, ekitone kye akifunyeemu kuba mw’afuna ebisale by’essomero.

“ Kuva buto nga njagala okuyimba n’okuzina, era abasomesa bange bwe banzuulamu ekitone bannyamba okukuza ekitone kyange era ne bankwataganya n’aba bbandi ya Wanale erimu abaana nga kati nze ngikulembera.

 asinale ngabonga omuggo nga bwaguyisa mu mugongo gwe ngakulembedde bbandi Wasuleke ng'abonga omuggo nga bw'aguyisa mu mugongo gwe ng'akulembedde bbandi

 

Ekitone kintuusizza we nali sisuubira kuba bazadde bange tebalina busobozi era osanga ssinga nava dda mu ssomero. Ate bbandi entambuzza mu bitundu ebirala era nkubiriza bato bannange obutasuulirira bitone byabwe.

Wabula kino ate tekikulemesa kusoma, kuba asomyeko ate ayanguyirwa okukuza ekitone kye n’okukifunamu ekisinga obulungi," Wasuleke bw'amaliriza.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Namatambaga1 220x290

Muwala wa Katikkiro Mayiga agattiddwa...

Muwala wa Katikkiro Mayiga agattiddwa ne kabiite we mu kitiibwa

Kiru10 220x290

Abavubuka mwagale nnyo ensi yammwe...

Abavubuka mwagale nnyo ensi yammwe nga Kirumira bwe yakola - Bobi Wine

Twa 220x290

Museveni agguddewo olutalo oluggya...

PULEZIDENTI Museveni atongozza kaweefube ow’enjawulo agenderera okumalirawo ddala Siriimu omwaka 2030 we gunaatuukira....

Many 220x290

Eyazadde abaana 5 omulundi gumu...

Honoranta Nakato, 44, abaana yabazaalira mu ddwaliro lya Women’s Hospital ,International and Fertility Centre e...

Dpn6kdew0aa2dy 220x290

Putin asuubizza okuyamba Uganda...

PULEZIDENTI wa Russia, Vladimir Putin, akubagizza Uganda olw’okufiirwa abantu abasoba mu 46 abaabuutikiddwa ettaka...