TOP
  • Home
  • Embaga
  • Paasita akoze embaga ya bukadde 500 n'asasamaza ekibuga Kampala

Paasita akoze embaga ya bukadde 500 n'asasamaza ekibuga Kampala

By Musa Ssemwanga

Added 5th November 2016

EMBAGA eyamazeewo obukadde obusoba mu 500 yasasamaza ekibuga. Eno yabadde ya Musumba Jimmy Luka n'omukyala Blessing Elizabeth Mulungi.

Wawa 703x422

EMBAGA eyamazeewo obukadde obusoba mu 500 yasasamaza ekibuga. Eno yabadde ya Musumba Jimmy Luka n'omukyala Blessing Elizabeth Mulungi.

Luka musumba mu Kkanisa ya Kakande eya Synagogue Church of All Nations e Mulago.

Abagole baatambulidde mu mmotoka ez'ebbeeyi okuli Hummer, Ford ne Tundra.

Abagole bano abaabadde bakulemberwa ddigi baaleese akalippagano ku mmotoka.

Abagole baagattiddwa Omusumba Jimmy Woyila mu Kkanisa ya Synagogue Church of All Nations e Mulago.

Oluvannyuma baagabudde abagenyi baabwe abaasobye mu 1500 ku wooteeri ya Africana mu kisenge kya Nile Hall.

Yeetabiddwaako Omusumba Ronnie Mackbay, Ssaalongo Kasawuli (Samona), Edward Ssesanga, Pastor Mondo Mugisha Wilson, Sarah Nkonge n'ababaka ba palamenti ab'enjawulo.

Abayimbi okuli; Irene Ntale, King Saha ne Dr. Hilderman be bamu ku baasanyusizza abagenyi.

 

 
 

 

 

 

 

 

 

 

 

 

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Img20190117wa0028 220x290

Sipiika alagidde Katuntu okuyimiriza...

SIPIIKA wa Palamenti Rebecca Kadaga alagidde akakiiko ka COSASE akakubirizibwa Katuntu akabuuliriza ku mivuyo egyetobeka...

Soma 220x290

Abatuuze katono batte be balumiriza...

ABATUUZE ku kyalo Kiryamuli mu Ggombolola y’e Gombe mu disitulikiti y’e Wakiso bakkakkanye ku basajja babiri abagambibwa...

Panda 220x290

Maneja Kavuma ayagala Abtex amuliyirire...

Olutalo lw’abategesi b’ebivvulu, Musa Kavuma (KT Events) ne Abby Musinguzi amanyiddwa nga Abtex lusituse buto....

Panta 220x290

Gavumenti ereeta amateeka amakakali...

Amateeka gavumenti g’ereeta okulung’amya ensiike y’okuyimba gasattiza abayimbi. Waliwo abatandise okuyomba nga...

Thursday991633393 220x290

Abalenzi baleebezza abawala mu...

EKITONGOLE ekivunaanyizibwa ku bigezo mu ggwanga ekya UNEB kifulumizza ebyavudde mu bibuuzo bya PLE ebiraze nti...