TOP

EMBAGA Z'ABASOMI: ‘Akaseko k’onsekera kamponya buli nkenyera !’

By Musasi wa Bukedde

Added 30th April 2018

EMBAGA Z'ABASOMI: ‘Akaseko k’onsekera kamponya buli nkenyera !’

Fana1 703x422

Angella Kaudha yayanjuddwa nnalulungi we, Andrew Ndawula mu maka ga kitaawe ku kyalo Nawantale, Balawooli mu disitulikiti y’e Kamuli.

‘Akaseko k’onsekera kamponya buli nkenyera !’

 muyimbi wennyimba zeddiini ayakazibwako erya mbasada ony uwanguzi yagattiddwa nekyebbeeyi kye aith atukunda ku ubaga iracle entre aasembezza abagenyi baabwe ku merald otel eri ku ombo d Omuyimbi w’ennyimba z’eddiini ayakazibwako erya Ambasada Tony Muwanguzi yagattiddwa n’ekyebbeeyi kye, Faith Natukunda ku Lubaga Miracle Centre. Baasembezza abagenyi baabwe ku Emerald Hotel eri ku Bombo Rd.
 light tambi ne sswiiti we uliet isakye baagattiddwa mu kanisa ya t uke e tinda ne basembeza abagenyi baabwe ku ational urriculum evelopment entre e yambogo mbaga yabaddewo nga pril 212018 Flight Ntambi ne sswiiti we, Juliet Kisakye baagattiddwa mu Kkanisa ya St. Luke e Ntinda ne basembeza abagenyi baabwe ku National Curriculum Development Centre e Kyambogo. Embaga yabaddewo nga April 21,2018.
 naalongo arriet amara owe amungoona yayanjudde bba saalongo teven amale mu maka ga bakadde be e simbiziwoome mu disitulikiti ye akiso Nnaalongo Harriet Kamara ow’e Namungoona yayanjudde bba, Ssaalongo Steven Tamale mu maka ga bakadde be e Nsimbiziwoome mu disitulikiti y’e Wakiso.
 usabe iana yayanjudde mwana munne enry sempiri ukasa kansala we ulago ard  e awempe Tusabe Diana yayanjudde mwana munne Henry Ssempiri Mukasa, kansala w’e Mulago Ward III e Kawempe.

 

 

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Img20180823wa0018 220x290

Bobi Wine addizza Poliisi omuliro...

OMUBAKA Robert Kyagulanyi amanyiddwa nga ‘Bobi Wine’ addizza poliisi omuliro ku ky’okugaana abawagizi be okuyisa...

Lampholders3webusenew 220x290

Omulimu gwe nasomerera mwe nayiiyiza...

Nakolerera okuva mu kukozesebwa era mu myaka ena nnali nneekozesa ku mulimu gwe nasomerera.

Funayo1 220x290

Leero mu mboozi z'Omukenkufu tukulaze...

WIIKI ewedde nawandiise ku birime by’osobola okulima n’ofunamu ssente mu nkuba eno etonnya. Ekimu ku bye nakonyeeko...

Wereza 220x290

‘Abakyala mukomye okwetonaatona...

AKULIRA ekibiina ky’abakyala abafumbo mu bulabirizi bwe Namirembe ekya Mother’s Union, Josephine Kasaato akuutidde...

Twala1 220x290

Abakyala n’abavubuka e Wakiso Gavt....

GAVUMENTI ewadde abakyala n’abavubuka ba Wakiso Town Council mu disitulikiti ya Wakiso ssente z’okwekulaakulanya...