TOP

Ono ye mulungi kwe nfiira

By Musasi wa Bukedde

Added 22nd July 2019

Ono ye mulungi kwe nfiira

Lungi 703x422

Papa Jasper Ntege Ssetenda nnannnyini kkampuni ya Team Papa Jasper eteekateeka n’okwogerera emikolo n’ebivvulu mu kibuga London nga yaakamala okwanjulwa mwana munne Stella Mirembe naye akolera e London mu Premier Hotels. Omukolo gwabadde mu maka ga kitaawe John Ssemanda e Lubaga ku Lwomukaaga nga July 13,2019.

Embaga z'abasomi ba Bukedde: Ono ye mulungi kwe nfiira

 waibu ukasa unna  e asangati awonye okulya ekikomando bwayanjuddwa mukyala we ophie alwanga mu maka ga bakadde be tege teven ku kyalo iwumu mu gombolola ye iwumu e ukono Swaibu Mukasa, Munna DP e Kasangati awonye okulya ekikomando bw’ayanjuddwa mukyala we Sophie Nalwanga mu maka ga bakadde be Ntege Steven ku kyalo Kiwumu mu Ggombolola y’e Kiwumu e Mukono

 ilberforce wesigwa amudete ne ddaalingi we lare urinawe nga baakamala okugattibwa mu ay tar athedral e ba Wilberforce Mwesigwa Kamudete ne ddaalingi we Clare Turinawe, nga baakamala okugattibwa mu Day Star Cathedral e Mbarara ku Lwomukaaga nga July 13, 2019.

 icholas ato ne nnalulungi we eninah nkunda baagattiddwa mu bufumbo butukuvu mu kanisa ya ull ospel e uweero nga ay 12 2019 Nicholas Kato ne nnalulungi we, Peninah Ankunda baagattiddwa mu bufumbo Obutukuvu mu Kkanisa ya Full Gospel e Luweero nga May 12, 2019.

 cott yozira itiibwa yagattiddwa mu bufumbo butukuvu ne nnalulungi we achel akaweesa nga ay 04 2019 mu kanisa ya rayer alace ibuye Scott Kyozira Kitiibwa yagattiddwa mu bufumbo Obutukuvu ne nnalulungi we, Rachel Nakaweesa nga May 04, 2019 mu Kkanisa ya Prayer Palace Kibuye.

 

 

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Mag1 220x290

Omubaka wa Igara West Rafael Magyezi...

Omubaka wa Igara West Rafael Magyezi eyaleeta ekiteeso ky'okuggya ekkomo ku myaka gya Pulezidenti aweereddwa obwa...

Bra1 220x290

Biibino bye wasubiddwa mu mpaka...

Biibino bye wasubiddwa mu mpaka z'emisono

Ritahpenny1 220x290

Akabaga k’amazaalibwa ga Ritah...

Ritah Penny bamukoledde akabaga k'amazaalibwa akamucamudde.

Lytobosswife4 220x290

Mukyala wa Lyto Boss asulirira...

Omuyimbi Lyto Boss yeesunga 'ssukaali' mukyala we asulirira kuzaala

Hazard333 220x290

Hazard asuubizza aba Chelsea

Hazard agamba nti bw'aliba avudde mu Real Madrid, ayinza okuddayo mu Chelsea.