TOP
  • Home
  • Emboozi
  • Abasomesa b'e Kajjansi bawera kutumbula ebyenjigiriza

Abasomesa b'e Kajjansi bawera kutumbula ebyenjigiriza

By Samuel Balagadde

Added 21st September 2018

Abasomesa b'e Kajjansi beekozeemu ekibiina okutumbula ebyenjigiriza

Students 703x422

Abayizi b'essomero lya Bonnabasome.

ABASOMESA mu Kajjansi Town Council beegatidde mu kibiina kye baatuumye Uganda Young Teachers Association okulaba nga batumbula omutindo gw'ebyenjigiriza mu kitundu.

Paul Mwambi  ssentebe w’ekibiina kino yagambye nti abasomesa okuva mu masomero agenjawulo okwegattira awamu kigenda kuyamba okumanya ebigenda mu maaso mu masomero agenjawulo.

Mu mbeera eno mmemba bw'abategeeza obuzibu obuli ewuwe kyangu okukubaganya ebirowoozo okulaba nga bakigonjoola.

Mu kiseera kye kimu bagenda kwongera okwogera n'abayizi kiyamba okumalawo omuwendo gwabayizi abava mu kusoma olw'okuwugulwa ebintu ebye nsi.

Basuubizza n'okwongera okwogera n'abazadde baweereze abaana ku masomero baleme kubaleka kutayaaya ku kyalo.

Abasomesa bennyini bagenda kuwahhana amagezi ku ngeri gye balina okukwatamu abayizi ne batakyawa kusoma.

Ekibiina kigenda kulwana bwezizingirire okulaba ng'abayizi tebatawaanyizibwa na bikozesebwa

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Kabakafitri1 220x290

Kabaka ayagalizza Abasiraamu Idd...

KABAKA Ronald Muwenda II alagidde Bannayuganda okukuuma emirembe n’okusonyiwagana mu kiseera kino ng’Abasiraamu...

Mknded4 220x290

Famire eziyiridde mu nnyumba nga...

Abasiraamu mu kibuga ky’e Mukono baaguddemu encukwe ku Iddi munnaabwe eyabadde akedde ku maliiri okufumba emmere...

Mknmm3 220x290

Ddereeva okuva e Mutukula asangiddwa...

Ddereeva okuva e Mutukula asangiddwa Mukono ng’alina Corona virus-atwaliddwa mu kalantiini n’abalala babiri be...

Ssaavasennyonga 220x290

Paasita Ssennyonga awaddeyo emmere...

Paasita Ssennyonga awaddeyo emmere ya bukadde 300 okudduukirira abali ku muggalo

Lockdown309 220x290

Eyali awola ssente azzeeyo mu nnimiro...

ENSWA bw'ekyusa amaaso naawe ng'envubo okyusa ne Charles Tamale envubo agikyusirizza mu nkumbi okubaako ettofaali...