TOP

Batongozza empaka z'okuyamba mu Luganda

By Vivien Nakitende

Added 6th March 2019

Ekibiina ky'Olulimi Oluganda mu kaweefube w'okutaasa olulimi Oluganda, kitongozza empaka z'abayimbi okuyimba mu Luganda olutuufu okulaba ng'olulimi lutereezebwa.

Abekibiinakyolulimiolugandanabayimbi 703x422

Abeekibiina ky'Olulimi Oluganda n'abamu ku bayimbi ne bannakatemba lwe baatongozza empaka.

Bya VIVIEN NAKITENDE

 

Ekibiina ky'Olulimi Oluganda mu kaweefube w'okutaasa olulimi Oluganda, kitongozza empaka z'abayimbi  okuyimba mu Luganda olutuufu okulaba ng'olulimi lutereezebwa.

Fred Kisirikko Lukabwe, Ssentebe w'ekibiina ky'Olulimi Oluganda mu ggwanga, ku mukolo gw'okutongoza empaka zino ezaabadde ku Tavern Woods ku Kabuusu yagambye;

Mu bukulu bw'okukuuma olulimi , twagala okwagazisa abakulu n'abato ebirungi ebiri mu nnyimba, oluyimba ky'ekiyiiye omuntu mw'afunira obubaka nga bw'anyumirwa ng'asobola n'okusomesa abalala ebyo ebimukutte omubabiro.

Empaka ezitegekebwa zigenda kutambulira ku mulamwa ogugamba; "Enkuza y'abaana mu maka nga tuyita mu lulimi; Omusingi gw'amaka my Buganda".

Empaka zaakubangawo buli mwaka.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Starleaguenov162019kccabtvipers10kizzaandwilla2 220x290

KCCA FC ekubye Vipers awaluma

KCCA FC emezze Vipers SC egikyalidde e Lugogo ku kisaawe kya Star Times ku ggoolo 1-0 ng’eteebeddwa Mike Mutyaba...

Buza 220x290

Omusajja omukodo abuza omuliro...

TEWALI kintamizza basajja nga bukodo. Balinga abatamanyi nti omukyala yenna aweebwa kubanga kibi nnyo okukama ente...

Wuga 220x290

Omulwadde wa siriimu asobola okuzaala?...

NDI mukyala ayagala waakiri okuzaalayo omwana omu kubanga nnina siriimu. Naye ssenga, kandida annuma naye neebuuza...

Jino 220x290

Ow’emyaka 90 alumirizza ekkanisa...

NNAMUKADDE ow’emyaka 90 alumirizza ab’ekkanisa ya Uganda okumutundira mu ttaka ly’abaddeko emyaka egisoba mu 60....

Linda 220x290

Stecia awadde Julie obukwakkulizo...

ABAYIMBI n’abasuubuzi bongedde ebbugumu mu nteekateeka y’emikolo gy’okwanjula kwa Julie Ssemugga egisuubirwa okubeerawo...