TOP

Ajaguzza emyaka 25 mu Busosodooti

By Musasi wa Bukedde

Added 17th July 2016

Ajaguzza emyaka 25 mu Busosodooti

Ju1 703x422

Fr. Sita ng’agabula nnyina keeki.

OMUSUMBA w'essaza ly'e Kasana-Luweero, Paulo Ssemwogerere asiimye Fr. Emmanuel Sita, akulira Seminaliyo ento ey'e Nandere, olw'obukulembeze bwe obulungi, obutetenkanya, n'obugumiikiriza.

Yabyogedde ayigiriza mu mmisa ey'okwebaza Katonda olwa Faaza Emmanuel Sita okuweza emyaka 25 mu Busosodooti.

Omukolo gwabadde ku Seminaliyo e Nandere. Fr. Sita yeebazizza Omusumba Ssemwogerere, Ssaabasumba Dr. Cyprian Kizito Lwanga, Basosodooti banne, n’Abakristu bonna olw’okumusabiranga n’okumuwanirira.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Baby 220x290

Eyanzaalamu n'annemya emisomo anneefuulidde...

NZE Judith Kyampiire 22, mbeera mu Good Hope Makerere Kavule mu Munisipaali y’e Kawempe.

Ssenga1 220x290

Maze omwaka mulamba sirwala

NNINA emyaka 27 naye maze omwaka gumu nga sirwala era sifuna lubuto. Osobola okunfunira ku ddagala ne ntandika...

Ronaldo 220x290

Ronaldo yandikomawo ku mupiira...

Ronaldo okutuula ogwa Young Boys olwo akomewo ku gwa ManU.

Pavon 220x290

Arsenal etandise enteeseganya ne...

Pavon yazannyira Argentina mu World cup mu June omutindo gwe ne gucamula ttiimu nnyingi.

Twala 220x290

Engeri omusuubuzi w’ewa Kisekka...

ABAZIGU abeebijambiya balondodde omusuubuzi ow’amaanyi ne bamutemula. Bamuttidde ku ggeeti y’amaka ge nga yeggulira...