TOP

Basabidde omwoyo gwa kitaabwe

By Musasi wa Bukedde

Added 17th July 2016

Basabidde omwoyo gwa kitaabwe

Kit1 703x422

Abaana n’abazzukulu ba Nyanzi nga baganzika ebimuli ku malaalo ge.

ABAANA basabidde omwoyo gwa kitaabwe omugenzi Rekobowamu Nyanzi. Nyanzi yafa mu 1989 nga yali mutuuze ku kyalo Kiganda mu disitulikiti y’e Rakai.

Abaana okuli Rebecca Nantume, Harriet Namagembe, Moses Kayiira ng’ono ye musika, Aisha Nambogo, Fred Mawejje, Maureen Nanyanzi n’abalala baasabye Katonda awummuze omwoyo gwa kitaabwe mirembe kuba abamu yafa bakyali bato nnyo era bagamba nti baabalaga malaalo.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

No Matching Document

Emboozi endala

Ziika1 220x290

Ssaalongo yalese eddaame ekkabwe!...

SSAALONGO Erisa Ssendaaza Semuwubya olwafudde, mikwano gye gy’abadde yateresa eddaame lye ne baliggyayo ne balisomera...

Maaso 220x290

Abadde yaakayimbulwa bamuttidde...

OMU ku bamenyi b’amateeka aboolulango mu Kawempe abadde yakaligibwa emyaka esatu mu kkomera e Luzira oluyimbuddwa...

Laha 220x290

Baze ambuzeeko kati wiiki bbiri...

OMWAMI wange yambulako kati wiiki bbiri nga simulabako kyokka yandekera omwana omuto nga ne ssente sirina.

Ssenga1 220x290

Omukazi alabika yandoga obusajja...

OMUKAZI bw’aba nga yanzita obusajja, nsobola okufuna eddagala? Sirina manyi ga kisajja bulungi ate nga gaali mangi...

Pansa 220x290

Stecia Mayanja ddala muzito oba...

HAJATI Faridah Mubiru manya Stecia Mayanja owa Kream Production ennaku zino alina engeri gy’agezze ate nga ne Sharia...