TOP
  • Home
  • Gallery
  • Ab'oku luguudo lwa Nyendo - Masaka beekalakaasizza lwa mbeera mbi gye lulimu

Ab'oku luguudo lwa Nyendo - Masaka beekalakaasizza lwa mbeera mbi gye lulimu,

by John Bosco Mulyowa

Added 7th June 2018

Abantu mu kibuga Nyendo e Masaka  baakedde kwekalakaasa olwembeera embi ey'oluguudo oluva  e Masaka okudda mu Nyendo lwe bagamba nti lujjudde ebinnya ekiviiriddeko obubenje obwenjawulo okweyongera ku luguudo luno n'okwonoonebwa kw'ebidduka byabwe. 

Bano balukumyemu omuliro nga beeyambisa ebipiira bya mmotoka n'ebiti ekyasannyalazza ebyentambula okumala ekiseera. 

Poliisi y'e Masaka ng'eyambibwaako eggye lya UPDF baayitiddwa bukubirire okuzza embeera mu nteeko.

Nga bayambibwako mmotoka ezikiza omuliro baaggyewo emisanvu gy'omuliro n'okuzikiza omuliro ebidduka ne biddamu buto okutambula.

Bya Johnbosco Mulyowa. Masaka

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Keb2 220x290

Vicent Ssegawa akyadde ewa ssenga...

Vicent Ssegawa akyadde ewa ssenga wa mukyala we gwe yaggya ku banoonya

Tip1 220x290

Jennifer Musisi akoledde abasambi...

Jennifer Musisi akoledde abasambi ba KCC n'abawagizi akabaga

Wab2 220x290

Tukuyigiddeko bingi ng'oweereza...

Tukuyigiddeko bingi ng'oweereza mu kkanisa

Dep2 220x290

Jjajja otukoze bulungi okutulekera...

Jjajja otukoze bulungi okutulekera omusingi gw'eddiini mu bulamu

Rp1 220x290

Eddiini gye watusigamu etuyambye...

Eddiini gye watusigamu etuyambye okuba obumu