TOP

Boolesezza mmotoka ne pikipiki enkadde,

by Musasi wa Bukedde

Added 28th July 2018

EMMOTOKA enkadde ezisoba mu 100 okuva mu Uganda, Kenya, Tanzania ne Rwanda ezireeteddwa mu mwoleso oguyindira ku Sheraton Hotel zisombodde nnasiisi w'abantu okuzeelorera n'agaabwe.

Guno gwe gumu ku myoleso ogukyasinze okutabwamu emmotoka ennyingi wano mu Uganda n'amawanga agaliranyeewo. Tebakomye kwolesa mmotoka nkadde wabula ne pikipiki ez'emirembe gy'edda.

Dr. John Niwagaba ssentebe w’omwoleso guno ogutuumiddwa 'Commercial Bank of Africa (CBA) Vitage and Classic Auto show' ategeezezza nti kino kibadde tekibangawo kuba emmotoka ezisinga zibadde tezirabwangako ekiyambidde ddala abatu abataazirabako okuzeerolera ne kibawa omukisa okumanya enkyukakyuka ezizze zibaawo ku kisaawe ky'ebidduka.

BYA DEOGRATIUS KIWANUKA #BUKEDDE

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Lab2 220x290

Engeri gy’olina okwewala okuferebwa...

Engeri gy’olina okwewala okuferebwa ku ttaka n’okufi irwa ebyobugagga byo

Hab1 220x290

Taata n’omwana bafudde lumu;Omu...

Taata n’omwana bafudde lumu;Omu bamuziise mu ntaana ya People power omulala mu ya NRM

Kab1 220x290

Dokita eyabuze akwasizza omusawo...

Dokita eyabuze akwasizza omusawo

Broronnie1 220x290

Bro. `Ronnie Mabakai alagudde bannabyabufuzi:...

OMUSUMBA Ronnie Mabakai owa ETM Church esangibwa ku Salama Road e Makindye ne Holy City e Bwerenga azzeemu okulagula...

Komerera4webuse 220x290

Abaana bazannye okufa kwa Yesu...

Abaana bazannya olugendo lw'okufa kwa Yesu ne beewuunyisa abantu e Masajja