TOP
  • Home
  • Gallery
  • Okukuza olunaku lw'abavubuka: Museveni alabudde amasomero ga bonnabasome agakyapeeka abazadde ffiizi

Okukuza olunaku lw'abavubuka: Museveni alabudde amasomero ga bonnabasome agakyapeeka abazadde ffiizi,

by Paddy Bukenya

Added 12th August 2018

PULEZIDENTI Museveni alabudde amasomero ga bonnabasome agasasuza abazadde ensimbi okukikomya mbagirawo kuba kye kimu ku bisinze okuviirako abaana okuva mu masomero. Asuubizza okumalawo ebbula ly'emirimu mu bavubuka.

Museveni bino abyogeredde ku mukolo gw'okukuza olunaku lwabavubuka eKampiringisa ku kuumiro lyabaaana nategeza nti gavumenti ekoze ku bizibu ebisnga okuli okuleeta eddembe mu ggwanga, okutumbula ebyobula, ebyenjigiriza era nasuubiza nti essira bagenda kuliteeka ku kizibu kya kapito nokubangula abantu bafune obukugu mu byebakola.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Yiga 220x290

Ebiwalirizza Paasita Yiga okuddukira...

PAASITA Yiga Mbizzaayo nga tannasitula kugenda South Afrika, yasoose kutunda makaage agali e Mmengo era gwe yagaguzizza...

Waaka 220x290

Embwa 10 ziridde omwana emisana...

EKIKANGABWA kibuutikidde abatuuze b’e Kyengera mu zooni ya Mugongo ‘B’ ekisangibwa mu Wakiso, embwa bwe zikkakkanye...

Nara 220x290

Poliisi etadde ebiragiro ku bifo...

POLIISI eyisizza ebiragiro ku bizimbe n’ebifo awakung’aanira abantu abangi okwetangira abatujju abaakubye Kenya....

Pati 220x290

Abaasimattuse abatujju e Kenya...

EGGULO ku Lwokusatu mu biseera eby’okumakya, pulezidenti wa Kenya yayogedde eri eggwanga n’ayozaayoza ebitongole...

Vutu 220x290

Kamera gwe yakwata ng'abba essimu...

OMUVUBUKA eyanyakula essimu ku musaabaze mu takisi n'adduka nayo asimbiddwa mu kkooti ya Buganda Road n'avunaanibwa...