TOP
  • Home
  • Gallery
  • Museveni atongozza pulojekiti y'ebyobulimi n'obulunzi ya buwumbi 5 okulwanyisa ebbula mirimu mu bavubuka

Museveni atongozza pulojekiti y'ebyobulimi n'obulunzi ya buwumbi 5 okulwanyisa ebbula mirimu mu bavubuka,

by Paddy Bukenya

Added 12th August 2018

PULEZIDENTI Museveni atongozza pulojekiti y'ebyobulimi n'obulunzi ya buwumbi butaano mu kaweefube okulwanyisa ebbula ly'emirimu mu bavubuka. 

Museveni asoose kulambula nnimiro n'ebidiba by'ebyennyanja ku pulojekiti eno eyitibwa 'Songhai'  ng'akulembeddwamu agikulira, Polof. Godfrey Nzamunyo oluvannyuma ne yeegatta ku bavubuka okukuza olunaku lwabwe ku mukolo oguyindidde mu kisaawe ky'e Kampiringisa era ne bamulaga ebintu abavubuka bye bakola omuli ebyemikono n'ebya tekinologiya.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

No Matching Document

Emboozi endala

Laha 220x290

Baze ambuzeeko kati wiiki bbiri...

OMWAMI wange yambulako kati wiiki bbiri nga simulabako kyokka yandekera omwana omuto nga ne ssente sirina.

Ssenga1 220x290

Omukazi alabika yandoga obusajja...

OMUKAZI bw’aba nga yanzita obusajja, nsobola okufuna eddagala? Sirina manyi ga kisajja bulungi ate nga gaali mangi...

Pansa 220x290

Stecia Mayanja ddala muzito oba...

HAJATI Faridah Mubiru manya Stecia Mayanja owa Kream Production ennaku zino alina engeri gy’agezze ate nga ne Sharia...

Dvq8ouzwkaakba8 220x290

Awagidde eky’okusimbawo Museveni...

SSENTEBE w’amatabi ga NRM agali ebweru wa Uganda, Al Haji Abbey Walusimbi awagidde ekyasaliddwaawo akakiiko ak’oku...

Letter002pix 220x290

Abaserikale ba poliisi y'oku mazzi...

ABASERIKALE ba poliisi erawuna ennyanja bataano bagudde mu mazzi eryato mwe babadde batambulira nga bali ku mirimu...