TOP
  • Home
  • Gallery
  • Ab'e Kamwokya bazzeemu okwekalakaasa: Baagala Bobi Wine ayimbulwe

Ab'e Kamwokya bazzeemu okwekalakaasa: Baagala Bobi Wine ayimbulwe,

by Musasi wa Bukedde

Added 17th August 2018

Bya PETER SSAAVA

POLIISI ekubye amasasi ne ttiyaggaasi e Kamwokya okugumbulula abavubuka ababadde beekekalakaasa nga bawakanya okukwatibwa kw’omubaka wa Kyadondo East mu Palamenti, Robert Kyagulanyi Ssentamu amanyiddwa nga Bobi Wine.

Poliisi ng’ekulembeddwaamu RPC wa Kampala Metropolitan East Micheal Musani ne DPC wa Kira Road, Micheal Kasigire etuuse mu kifo n'ekkakkanya embeera era n'ekwata abamu ku bavubuka abaakuliddemu okukuma ebipiira mu kkubo ne batwalibwa ku poliisi ya Kira Road mu Kampala ne baggalirwa.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Dejon3333 220x290

ManU yaakuvuganya ne Man City ne...

De Jong owa Ajax nga nzaalwa y’e Budaaki, ye muzannyi ManU gw’eyagala okusonjola wabula ttiimu ez’enjawulo zimuswamye....

Bi 220x290

Bebe Cool agenze mu Amerika kusakira...

Bebe Cool agenze mu lukung’ana lw’ekibiina ky’amawanga amagatte (UN) kusakira balwadde bakafuba ssente za bujjanjabi....

Abasuubuzingabalimukatalekakirekamainmarketwebusebig 220x290

Mutuzimbire akatale akali ku mutindo...

Akatale ka myaka 90 wabula tekalina mifulejje wadde bakasitoma we bayita.

Kyotera1 220x290

Abazadde balumbye essomero lw'abaana...

POLIISI e Kyotera eggalidde dayirekita w’essomero lya Kyotera Infant Pri.Sch, ne Heedimasita w’essomero lino ng...

Mulironnyumba2 220x290

Omuliro gw'okyezza enju y'omusawo...

NABBAMBULA w’omuliro asaanyizzaawo amaka g’omusawo ebintu bya bukadde ne bitokomoka okubadde n’emmotokka.