TOP
  • Home
  • Gallery
  • Mayiga awabudde Museveni ku beegwanyiza entebe y'Obwapulezidenti: 'Kya buntu okwegwanyiza obuyinza'

Mayiga awabudde Museveni ku beegwanyiza entebe y'Obwapulezidenti: 'Kya buntu okwegwanyiza obuyinza',

by Dickson Kulumba

Added 3rd September 2018

KATIKKIRO Charles Peter Mayiga awadde Pulezidenti Museveni amagezi okukimanya nti tewali mulundi gwonna abantu lwe bagenda okukomya okwegwanyiza obuyinza kubanga kya buntu, obukulembeze buli omu abwagala okuviira ddala wansi ku kyalo okutuuka ku Bwapulezindenti n’olwekyo eggwanga lisaanye okuweebwa omukisa okuva mu bunkenke ng’abavuganya batuula wansi okugonjoola obutakkaanya obuliwo.

Bino abyogeredde mu lutuula olusooka olw’olukiiko lwa Buganda olw’omulundi ogwa 26 olutudde e Bulange-Mmengo leero ku Mmande nga 03,  September, 2018  nga lwakubiriziddwa sipiika wa Buganda, waalwo Nelson Kawalya n'agamba nti obukambwe obwolesebwa gavumenti mu kiseera kino eri abagivuganya tekiyinza kugaana bantu kusigala nga beegwanyiza obuyinza.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

No Matching Document

Emboozi endala

Thursday991633393 220x290

Abalenzi baleebezza abawala mu...

EKITONGOLE ekivunaanyizibwa ku bigezo mu ggwanga ekya UNEB kifulumizza ebyavudde mu bibuuzo bya PLE ebiraze nti...

105190074ibraronepa 220x290

Zlatan acoomedde Ronaldo: 'Tolina...

ABAALIKO ba Sitta ba Man U batabuse omu n’acoomera munne okweyita kafulu nga talina ttiimu nafu mwe yali azannyidde....

Babuweb 220x290

Abeebikonde beebugira mpaka za...

Ttiimu z'ebikonde ez'enjawulo ziri mu keetalo nga zeetegekera okwetaba mu mpaka za National Boxing Open Championship...

Mugoodaweb 220x290

Bamusaayimuto banattunka mu mizannyo...

Bamusaayimuto e Jinja oluwummula baakulumalako nga basanyufu nga battunka mu mpaka za 'Go Back to School Gala'...

Bampa 220x290

Ekyakonzibya ebikonde bya Uganda...

KIZIBU munnabyamizannyo yenna okukkiriza kati nti omuzannyo gw’ebikonde gwatuusaako Uganda mu kifo ekyokusatu mu...