TOP
  • Home
  • Gallery
  • Kabaka atandise okulambula essaza ly'e Kyaggwe

Kabaka atandise okulambula essaza ly'e Kyaggwe,

by Dickson Kulumba

Added 7th October 2018

Ssekiboobo Alex Benjamin Kigongo yategeezezza Bukedde nti Kabaka agenda kusookera Nabiragye Kyampisi, agende mu Ggulu ku kitebe ky’essaza, ku ssomero lya Jasy John e Ndandu mu kibuga Mukono. 

Agenda kuggulawo eddwaaliro e Kisoga erijjanjaba amaaso, atuuke ku Ggombolola y’e Ngogwe alambule olusuku n’emmwaanyi, alambule abaliko obulemu (bamuzibe) e Salaama ku ssomero lya Salaama School of Blind.

Olwo aggalewo olusiisira lw’okusomesa abasajja obuvunaanyizibwa bwabwe.  Kabaka waakulambula ebifo eby’enjawulo olwo atuuke e Ntenjeru Nanfumbambi ku Ggombolola awagenda okubeera emikolo.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Namatambaga1 220x290

Muwala wa Katikkiro Mayiga agattiddwa...

Muwala wa Katikkiro Mayiga agattiddwa ne kabiite we mu kitiibwa

Kiru10 220x290

Abavubuka mwagale nnyo ensi yammwe...

Abavubuka mwagale nnyo ensi yammwe nga Kirumira bwe yakola - Bobi Wine

Twa 220x290

Museveni agguddewo olutalo oluggya...

PULEZIDENTI Museveni atongozza kaweefube ow’enjawulo agenderera okumalirawo ddala Siriimu omwaka 2030 we gunaatuukira....

Many 220x290

Eyazadde abaana 5 omulundi gumu...

Honoranta Nakato, 44, abaana yabazaalira mu ddwaliro lya Women’s Hospital ,International and Fertility Centre e...

Dpn6kdew0aa2dy 220x290

Putin asuubizza okuyamba Uganda...

PULEZIDENTI wa Russia, Vladimir Putin, akubagizza Uganda olw’okufiirwa abantu abasoba mu 46 abaabuutikiddwa ettaka...