TOP

Aba Sampdoria bayigga bitone mu Uganda,

by Moses Kigongo

Added 7th January 2019

Abatendesi okuva mu kiraabu ya Sampdoria ezannyira mu liigi ya babinywera mu Yitale bataka mu Uganda. Ekibaleese kuyigga bamusaayimuto abalina talanta mu kutontoza akapiisi babatwale bongere okutumbula ebitone byabwe.

Kaweefube ono  baamutandikide ku kisaawe e Namboole gye baakung'anyiriza bamusaayimuto abasoba mu 100 okutandika okutendekebwa n'okugezesebwa mu bukodyo obwenjawulo n'ekigendererwa ky'okuzuula abazannyi abasukkulumye ku bannaabwe mu talanta bagezesebwe mu ttiimu eno.

Omukolo guno gwetabidwa bannamawulire, abaaliko abazannyi abamanya mu mupiira gwa Uganda abakulembedwa Paul Ssali (yazannyira Cranes eyatuuka ku fayinolo za Afcon e Ghana) n'abalala abakulembwdwa omukungu Ssebyala Sseninde (omu ku babalirizi b'ebitabo e Mmengo) era nga y'abadde omugenyi omukulu.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Sanyu 220x290

Abatembeeyi basagambiza nga akimemezza...

MINISITA wa Kampala Beti Namisango Kamya alagidde buli mutembeeyi eyaggalirwa mu kkomera ku misango gya KCCA gimuggyibweeko...

Ekibiina ky'amawanga amagatte kifulumizza...

Ekibiina ky'amawanga amagatte kifulumizza alipoota ku mazzi n'obutonde

Jac1 220x290

Jackson Mayanja anoonya wiini ya...

Jackson Mayanja anoonya wiini ya kubiri mu Kyetume FC

Reigns 220x290

Munna UPC kakongoliro afiiridde...

MUNNA UPC omukazi eyayatiikirira ennyo ku mulembe gwa Dr. Milton Obote II era ng’abadde mpagi luwaga mu kibiina...

Webpookinomayigangweb 220x290

Nja kufiira ku babba eddagala -...

Kisekulo yanokoddeyo eddwaaliro lya Nkenge Health Center ll mu ggombolola y’e Kasaali ne Buyiisa Health Center...