TOP
  • Home
  • Gallery
  • Nnabagereka asabye abazadde okukola ennyo okuweerera abaana

Nnabagereka asabye abazadde okukola ennyo okuweerera abaana,

by Dickson Kulumba

Added 9th April 2019

NNABAGEREKA Sylivia Nagginda asomoozezza Bannayuganda okukolerera ennyo abaana be bazaala basobole okukulira mu mbeera ennungi ng’awatali kukola kino obwavu bukyayongera okubaluma kubanga bazaala abaana bangi ng’ate obusobozi obubalabirira butono!

Bino abyogeredde mu kifo awasomesebwa abaana ekiyitibwa Kimwanyi Learning Centre mu ggombolola Ssabaddu Kira mu Kyadondo  n'asaba abazadde okwongera okussa essira ku ndabirira y’abaana mu maka baleme kusaagira mu nsonga y’okuzaala buli lw'eyogerwako.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Pp 220x290

Abayimbi Bannayuganda battunse...

Abajamaica;Christopher Martin ne D-Major bakubye Bannayuganda emiziki egibaccamudde

Hse1 220x290

By’olina okumanya ng’ogula ennyumba...

Kya makulu omuntu akuguza ennyumba okukuwa ppulaani yaayo n’ogiwa omukugu nagyetegereza okukakasa nti ebiriko byagobererwa...

Ssenyonjo 220x290

Poliisi ezudde ebipya ku yatema...

POLIISI ezudde ebipya ku musajja Hamidu Ssennyonjo amanyiddwa nga Munomuno omu ku bagambibwa okuyingirira omugagga...

Mayiga 220x290

Katikkiro alaze engeri ebbula ly’amazzi...

KATIKKIRO wa Buganda, Charles Peter Mayiga ayongedde okukkaatiriza obukulu bw’amazzi mu bulamu bw’abantu n’agamba...

Bazigu1 220x290

Abazigu balumbye amaka e Munyonyo...

ABAZIGU balumbye amaka e Munyonyo ne batemaatema omukozi w’awaka Isa Birimusho n’okumusiba akandooya ne bamuleka...