TOP
  • Home
  • Gallery
  • Aba Kampala International School beetisse empaka za FUFA Corporate Tournament

Aba Kampala International School beetisse empaka za FUFA Corporate Tournament,

by Musasi wa Bukedde

Added 28th April 2019

Aba Kampala International School beetisse empaka za FUFA Corporate Tournament oluvannyuma lw'okulemagana ne National Corporate 11 Select ku 0-0 olwo ne babawangulira mu penati ku ggoolo 3-1.

Ttiimu empanguzi yaweereddwa ekitereke kya bukadde 3 bwe ddu okuva mu bategesi!

Ttiimu 20 ze zeetabye mu mpaka zino ezigendereddwa okuzuula ebitone mu baana.

Robert Bugaya maneja wa Ruparelia FootBall Team agambye ekimu ku biyambye ttiimu ye okuwangula kwe kukolera awamu ekitole.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Kiwa1 220x290

Mukyala w’omugagga Kiwanuka omukulu...

EBYA famire ya Mohan Kiwanuka byongedde okulanda mukyala mukulu bwavuddeyo n’ata akaka ku muggya we gwalumiriza...

Kenzomuzaata 220x290

Fr. Lokodo ayise Muzaata ku by’okujolonga...

MINISITA avunaanyizibwa ku empisa, Faaza Simon Lokodo, ayingidde mu by’omuyimbi Eddy Kenzo ne Sheikh Nuhu Muzaata...

Muza1 220x290

Abawagizi ba Kenzo balumbye amaka...

Abawagizi ba Kenzo balumbye amaka ga Sheikh Muzaata ne bakola efujjo nga bee

Mwana1 220x290

Abafumbo bakwatiddwa lwa kutulugunya...

Poliisi ekutte abafumbo n'ebaggalira lwa kutulugunya mwana.

Mutungo2jpgrgb 220x290

Agambibwa okukuba omuserikale akwatiddwa...

Timothy Lubega 27, ow'e Mutungo akwatiddwa poliisi y’e Mutungo ng'eyambibwako aba LC1 mu kitundu kino. Lubega okukwatibwa...