TOP
  • Home
  • Gallery
  • Abakungu mu Gav't n'abakungubazi beeyiye mu maka ga Minisita Kibuule okukungubagira abalongo

Abakungu mu Gav't n'abakungubazi beeyiye mu maka ga Minisita Kibuule okukungubagira abalongo ,

by Henry Nsubuga

Added 14th May 2019

Ebikonge eby'enjawulo mu gavumenti nga bikukirwa Omumyuka wa Pulezidenti, Edward Kiwanuka Ssekandi, minisita omubeezi ow'eby'enjigiriza ebyawaggulu John Chrysostom Muyingo, Minisita Agrey Bagiire omubeezi ow'eby'enguudo, ssaako omulabirizi w'e Mukono James William Ssebaggala n'abakungubazi ab'enjawulo bakedde mu lumbe mu maka ga Minisita omubeezi ow'amazzi, Ronald Kibuule eyafiiriddwa abalongo abaagudde mu swimming pool ku Mmande olw'eggulo.

Bp. Ssebaggala asabidde abazadde b'abaana bagume mu nnaku gye balimu. Bya Henry Nsubuga

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Lab1 220x290

Ow'emyaka 5 agudde mu kidiba n'afa...

Ow'emyaka 5 agudde mu kidiba n'afa nnyina n'azirika

Sab1 220x290

Ababadde bagufudde omuze okubba...

Ababadde bagufudde omuze okubba mukama waabwe kkamera zibakutte

Pp 220x290

Abayimbi Bannayuganda battunse...

Abajamaica;Christopher Martin ne D-Major bakubye Bannayuganda emiziki egibaccamudde

Hse1 220x290

By’olina okumanya ng’ogula ennyumba...

Kya makulu omuntu akuguza ennyumba okukuwa ppulaani yaayo n’ogiwa omukugu nagyetegereza okukakasa nti ebiriko byagobererwa...

Ssenyonjo 220x290

Poliisi ezudde ebipya ku yatema...

POLIISI ezudde ebipya ku musajja Hamidu Ssennyonjo amanyiddwa nga Munomuno omu ku bagambibwa okuyingirira omugagga...