TOP
  • Home
  • Gallery
  • Museveni atenderezza Polof. Apollo Nsibambi: 'Atadde ettofaali ddene ku nkulaakulana y'eggwanga'

Museveni atenderezza Polof. Apollo Nsibambi: 'Atadde ettofaali ddene ku nkulaakulana y'eggwanga',

by Musasi wa Bukedde

Added 29th May 2019

PULEZIDENT Yoweri Kaguta Museveni, akyadde mu maka g'eyaliko katikkiro wa Uganda Polof. Apolo Nsibambi agasangibwa ku kyalo Bulange A, mu muluka gw’e Lungujja mu mu Munisipaali y’e Lubaga leero ku Lwokusatu ng’ali ne mukyala we Janet Museveni nebatuusa okusasira kwabwe eri abenganda z'omugenzi.

Museveni  yatenderezza Nsibambi okuba omukkakkamu, omukozi ayagala ennyo eddiini ye, amaka ge n’eggwanga lye. Bino yabyogedde eri abakungubazi abaabadde mu maka ga Nsibambi.

Yasoose kwogera ne famire munda mu nnyumba n'agiwa amabugo mu bbaasa n’oluvannyuma n'afuluma ebweru okwogerako eri abakungubazi.

Yagambye nti, abadde musajja ayagala ennyo eddiini ye era Namirembe bweyali mu Tegula Pulojekiti, yamusendasenda naye naagyegattako n’abaako kyetaoola ku nkulakulana y’ekkanisa.

Yagambye nti, Nsibambi atadde ettaffaali ddene nnyo ku nkulaakulana y’eggwanga lino era Uganda efiiriddwa omuntu owomugaso ennyo.

BYA LAWRENCE MUKASA

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Lab2 220x290

Ekibiina ekigatta bannannyini mawoteeri...

Ekibiina ekigatta bannannyini mawoteeri kivuddeyo ku bye bbibiro lya Murchion Falls

Afiiriddemukkanisa3 220x290

Afiiridde mu kkanisa

Poliisi y’ekitundu ereese kabangali okutwalirako omulambo mu ggwanika kyokka abagoberezi ne bagiremesa nga bagamba...

Dsc8388 220x290

Weewale okukuba endobo mu mmotoka...

N (Neutral) baagiteeka mu mmotoka si kugikozesa kukuba ndobo wabula kwawula D (Drive) ne R (Reverse).

Abasubuuzingabatunuliraemaaliyabweeyayidde2 220x290

Omuliro gusaanyizzaawo ekibanda...

Bano balumiriza omukulu w’essomero lya Biral P/S, Tekana Bruhan erisangibwa e Bwaise okuba emabega w’okwokya ekibanda...

Lop2 220x290

Ssebo Square Milez omukono teguwaba...

Ssebo Square Milez omukono teguwaba