TOP

Poliisi etuusizza kapyata w'ennyonyi,

by Eria Luyimbazi

Added 30th May 2019

POLIISI eguze ennyonyi  ey’omulembe gy'egenda okukozesa emirimu egy’enjawulo omuli n’okutambuza abakungu.

Ennyonyi y’ekika kya P180 Avanti EVO 11  poliisi yagiguze okuva mu kkampuni ekola ennyonyi mu ggwanga lya Italy  eyitibwa Piaggio Aerospace  nga yatuusiddwa mu ggwanga ku Lwokusatu ku kisaawe e Ntebe  ne bayinginiya okuva mu kkampuni eno era  ne bagirambuza amyuka omuduumuzi wa poliisi, Maj Gen Sabiiti Muzeeyi.

Akulira ebikwekweto mu Poliisi, Asuman Mugenyi yagambye nti ennyonyi eno poliisi yagiguze mu ggwanga lya Italy nga yaleteddwa okusobola okuggumiza ekitongole kyayo eky’ennyonyi mnga kati kiwezezza ennyonyi 4 n'agamba nti ssente ezaagiguze zaavudde mu gavumenti .

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Lab2 220x290

Ekibiina ekigatta bannannyini mawoteeri...

Ekibiina ekigatta bannannyini mawoteeri kivuddeyo ku bye bbibiro lya Murchion Falls

Afiiriddemukkanisa3 220x290

Afiiridde mu kkanisa

Poliisi y’ekitundu ereese kabangali okutwalirako omulambo mu ggwanika kyokka abagoberezi ne bagiremesa nga bagamba...

Dsc8388 220x290

Weewale okukuba endobo mu mmotoka...

N (Neutral) baagiteeka mu mmotoka si kugikozesa kukuba ndobo wabula kwawula D (Drive) ne R (Reverse).

Abasubuuzingabatunuliraemaaliyabweeyayidde2 220x290

Omuliro gusaanyizzaawo ekibanda...

Bano balumiriza omukulu w’essomero lya Biral P/S, Tekana Bruhan erisangibwa e Bwaise okuba emabega w’okwokya ekibanda...

Lop2 220x290

Ssebo Square Milez omukono teguwaba...

Ssebo Square Milez omukono teguwaba