TOP
  • Home
  • Gallery
  • Bp. Serverus Jjumba atuuziddwa ku busumba bw'essaza lya Masaka

Bp. Serverus Jjumba atuuziddwa ku busumba bw'essaza lya Masaka ,

by Musasi wa Bukedde

Added 6th July 2019

Kiwedde Omusumba wessaza lye Masaka omuggya, Bp. Serverus Jjumba atuuziddwa mu ntebe y'obusumba ngomukulo gukoleddwa gwaddidde mu bigere Bp. John Baptist Kaggwa amukwasizza omuggo ne Vanjiri atandikirewo okusumba endiga za Kristu.

Omumyuka wa Pulezidenti Edward Kiwanuka Ssekandi y'akiikiridde mukamawe Pulezidenti Kaguta Museveni.

Ate Katikkiro wa Buganda Charles Peter Mayiga yakulembeddemu abakungu b'e Mmengo.

Abantu n'ababaka ba Paalamenti bangi, akulira oludda oluvuganya Gavumenti, n'abakungu abalala mu biti ebyenjawulo abagwetabyeko nga bannaddiini okubadde Abasiraamu, n'abalabirizi b'ekkanisa ya Uganda; Henry Katumba Tamale, ne George Ssinnabulya.

Omukolo guyindidde ku kisaawe kya Sports Arena e Kitovu.

Ebifaananyi bya Ssennabulya Baagalayina, Phiona Nannyomo ne John Bosco Mulyowa.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Kapyata1 220x290

Baminisita b’e Mmengo babayiyeemu...

BAMINISITA ba Kabaka baayiriddwaamu emmotoka ensajja okubanguyiza emirimu gy'Obwakabaka. Kyategeezeddwa nti emmotoka...

Hoima 220x290

Amasasi ne ttiyaggaasi binyoose...

POLIISI yakubye amasasi ne ttiyaggaasi okugumbulula abawagizi ba Asinansi Nyakato avuganya mu kalulu ku kifo ky’omubaka...

Lukwago1 220x290

KCCA egobye abakulira akatale k’e...

OLUKIIKO olufuga ekibuga Kampala lwongedde okuluma. Lugobye ssentebe w’akatale k’e Wandegeya Jonathan Gitta ne...

Mbuga1 220x290

Abavunaana SK Mbuga babawadde nsalessale...

Ayolekedde okuyimbulwa ssinga babulwa abajulizi

Kayihura1 220x290

'Eby'okutta Kaweesi byandeetera...

GEN. Kale Kayihura azzeemu okwogera ne Bukedde n’ategeeza nti, abamulumiriza okutta eyali omwogezi wa poliisi,...