TOP
  • Home
  • Gallery
  • Kamoga alaze haki ye nnamba 1 omukwano n'awunga!

Kamoga alaze haki ye nnamba 1 omukwano n'awunga!,

by Musasi wa Bukedde

Added 9th July 2019

Ddala Hajji Muhammadi Kamoga owa Kamoga Property Consultants amanyi ebintu by'omukwano!

Yakoledde 'hajati' omukulu obubaga bw'amazaalibwa obw'okumukumu n'amuleka ng'amunyeenyeza mutwe n'okumutenda nga bw'alina ddiguli mu bintu by'omukwano.

Yasoose kumukolera kabaga ku ofiisi yaabwe e Lubowa Aminah Kamoga n'alowooza biwedde olwo ate n'amutwala ku nnyanja Nnalubaale e Buikwe n'amuvuga mu lyato ng'eno bw'amuyimbira obuyimba obumuyozaayoza okutuuka ku mazaalibwa ge olwo ne badda awaka.

Wayise ennaku mbale ate  n'amukolera akabaga makeke ku Mambo Resturant ,Aminah n'ajula okukaaba amaziga olw’omukwano omwami we gwe yamulaze omuli n'okumuliisa ku keeki nga 'bbebi'.

Laba ebifaananyi

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Visionagmndijjo2 220x290

Abalina emigabo mu kkampuni ya...

Abalina emigabo mu kkampuni ya Vision Group basiimye enkulaakulana etuukiddwaako omwaka guno.

Muteesa14 220x290

Mutesa yaggulawo enkolagana ya...

Okufuuka Pulezidenti, Ssekabaka Mutesa yalondebwa Palamenti, n’amyukibwa Sir. William Wilberforce Nadiope Kajumbula...

Gira 220x290

Ssentebe bamukutte lubona ng'asinda...

Ssentebe wa LCI akwatidwa lubona ng'anyumya akaboozi k'ekikulu ne muk'omutuuze.

Muteesa1 220x290

OKUJJUKIRA SSEKABAKA MUTESA II;...

Essimu gye yankubira lwe yakisa omukono nkyagijjukira

Sisiri 220x290

Siisiri w’abakazi bamukubyemu ttooci...

ABAKUGU bazudde ng’abakazi okuyimba siisiri mu buliri kijja lwa butonde. Bagamba nti kiva ku bwagazi omukazi bw’afuna...