TOP
  • Home
  • Gallery
  • Shifah ayimba nga bw'asuna 'Guitor' bamulaze obuwagizi n'akaaba!

Shifah ayimba nga bw'asuna 'Guitor' bamulaze obuwagizi n'akaaba!,

by Musasi wa Bukedde

Added 3rd November 2019

Mwana muwala Shifah Musisi ng’amannya ge amatuufu ye Shifah Nalubega Musisi olwalinnye ku siteegi enduulu n’evuga okuva mu bawagizi be.

Olw’essanyu eringi yakaabye kyokka tekyamulobedde kusanyusa abawagizi be n’ezimu kunyimba ze zeyabayimbiddemu mungeri ey’obuyiiya okwabadde okuzina, okwekubira entongooli (guitor) awamu nnga bw’ayimba.

Ezimu ku nnyimba ze kuliko Ow’oluganda, Ebirowoozo, Emirembe, Munsi eno, olugendo n’endala.

Ono yabadde mu kivvulu kye yatuumye ‘Unveiling Shifah Musisi’ nga kyabadde ku Golf Course Hotel mu Kampala.

Ono, yawerekeddwako abayimbi okwabadde Maurice Kirya awamu ne Geosteady.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

760c92ca9f694295837ec90b52ac134f 220x290

Ssekiboobo aziikiddwa mu kitiibwa...

Omwami wa Kabaka ow'essaza ly'e Kyaggwe eyawummula, Ssekiboobo Alex Benjamin Kigongo Kikonyogo olwaleero aziikiddwa...

A84388d55eaa4efa9fcc00052969dc53 220x290

Omuyimbi Grace Ssekamatte alwanaganye...

Omuyimbi Grace Ssekamatte omu ku ba dayirekita ba Golden band asiibuddwa okuva mu ddwaaliro gy’amaze wiiki nnamba...

Cor 220x290

Beerumirizza okusaddaaka owabbooda...

OMUTUUZE eyasaddaakiddwa ne bamusuula mu kinnya okumpi n’ekyuma ky’omugagga Ephraim Bbosa, akwasizza abantu bana...

Tra 220x290

Eddagala lya ARV’S lisobola okulwanyisa...

OLWALEERO tewali ddagala ttuufu lyazuuliddwa okuba nga lijjanjaba obulwadde bwa COVID 19 .

Tabu 220x290

Ziizino endwadde endala ezirina...

ABANTU 44 baakakasiddwa mu Uganda nga balina ssennyiga omukambwe (coronavirus) era bajjanjabwa nga n’abalala bateekeddwa...