TOP

Alina omusaayi omutono muwe amazzi g'ebikoola by'emmwaanyi

By Musasi wa Bukedde

Added 20th August 2019

Atalina musaayi kozesa bikoola bya mmwaanyi ofune ogukumala

Coffeetree1webuse 703x422

Omukyala ng'anoga ebikoola by'emmwaanyi

Bya Tom Gwebayanga
Okuggwaamu omusaayi y’embeera eteeka omulwadde n’abajjanjabi ku bunkenke.
Wilson Koloni Masooma, ow’e Buwala mu ggombolola y’e  Wankole mu disitulikiti y’e Kamuli agamba nti, ebikoola by'emmwaanyi bizzaamu omusaayi.
 
Noga obifumbire wamu n’ebya ovakkedo, bwe biggya ttulula mu kintu ekiyonjo otabulemu  sukaali ow’ekigero.
 
Wa omulwadde anywe mu bipimo ebigere, emirundi egiri wakati w'esatu n'ena olunaku.
Enkeera fumba ebirala ayongere okunywa, era mu nnaku ssatu ajja kuba atandise okufunawo enjawulo.
 
Emmwaanyi zirimu ebirungo bingi eby’omugaso, ebiwawula obusimu bw’obutoffaali bw’omubiri obukola omusaayi.

 

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Abr1 220x290

Empaka za ASFAs bazongeddemu ebirungo...

Basereebu beesunga kuwangula ngule mu mpaka z'emisono eza Abryanz Style and Fashion Awards (ASFAs)

Siba 220x290

Leero mu mboozi z'omukenkufu, tukulaze...

EMMWAANYI kyabugagga era bajjajjaffe baazitunda ne bakolamu ebintu eby’enjawulo omwali okusomesa abaana, okugulanga...

Kusasiraserenandijjo32 220x290

Ekyabade mu kivvulu kya Kusaasira...

Ekyabade mu kivvulu kya Kusaasira ku Serena: Museveni ayanukudde Mayinja ku by'oluyimba lwa 'Ebintu bizzeemu'

Cf67bb0a32be4b27bedf0076e8e46208 220x290

Bazannye ffirimu ku ngeri abavubuka...

Ekitongole kya Reach a hand nga kiri wamu n'Omunigeria kafulu mu kuzannya ffirimu Emmanuel Ikubese basabuukuludde...

Teekamu 220x290

Eyanzigya mu ssomero yeegaanye...

NKIZUDDE kati nti eyannimbalimba n’annemesa emisomo yali ayagala kunkozesa nga tanjagala bya ddala.