TOP

aliddewo Pherrie

By Musasi Wa

Added 14th February 2012

PHERRIE Kim eyali muninkini w’Omulangira Ssuna akooye empewo okumufuuwa.

PHERRIE Kim eyali muninkini w’Omulangira Ssuna akooye empewo okumufuuwa.

Agava mu nkuubo gagamba nti kirabika mwanamulenzi Esco akola obwakalabaalaba ku bivvulu by’okwolesa emisono mu  Silk ne Club T1 yamuliddewo.

Owoolugambo waffe atugambye nti abatiini bano ennaku zino bali kabaani ku ndongo era tebakyateng’ana. Mbu bukya Pherrie ayawukana ne Ssuna tava ku lusegere lwa Esco.

Yadde Pherrie yasooka kugamba bantu nga Esco bwali mukwano gwe, waliwo atuwadde olugambo  nti bandibaamu n’enkolagana ey’enjawulo kubanga yawadde ne ggaayi mmotoka ye ey’ekika kya Pajero Short nga kati mw’atambulira.

Mu kifaananyi Esco ne Pherrie mu kivvulu ekimu.

aliddewo Pherrie

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Butwa2 220x290

Babateze obutwa mu busera, omu...

EKIKANGABWA kigudde ku kyalo Katuulo mu ggombolola y'e Kyazanga mu disitulikiti y'e Lwengo omuntu atanamanyika...

Nakiwala 220x290

Nakiwala avuddeyo ku mwana omubaka...

Minisita Nakiwala Kiyingi waakukaka omubaka Onyango okulabirira omwana gwe yasuulawo.

Kambale1 220x290

KCCA etandika ne Soana, Villa ne...

Okusinziira ku nsengeka ya liigi eno eyafulumiziddwa Bernard Bainamani agikulira eggulo, bakyamipiyoni ba sizoni...

Newsengalogob 220x290

Ayagala tuddiηηane

WALIWO omusajja twali twagalana n’awasa omukyala omulala ne bazaala n’abaana naye kati yakomawo gyendi nti ayagala...

Newsengalogob 220x290

Sikyafuna bwagazi kwegatta

Naye ng’omwami wange alina abakyala abalala basatu nze takyanfaako era agamba nti abakyala abalala bamusanyusa...