TOP

Ba ofiisa munsonyiwe

By Musasi Wa

Added 27th February 2012

OMUVUBUKA akubye emiranga nga kwatadde n’okwegayirira abaserikale bamusonyiwe bwe babadde bamulinnyisa kabangali ya poliisi okumutwala ku CPS.

2012 2largeimg227 feb 2012 182404287 703x422

OMUVUBUKA akubye emiranga nga kwatadde n’okwegayirira abaserikale bamusonyiwe bwe babadde bamulinnyisa kabangali ya poliisi okumutwala ku CPS.

Ono y’omu ku bavubuka be baayooledde mu kikwekweto ky’okufuuza ababbi abanyakula ku bantu ensawo mu bitundu by’omu Kikuubo ne ku Mini Price mu Kampala.

Nga baakamukwata yasoose kwekaza nga bw’agamba nga bwe batalina gye bamutwala era obwedda bwe bamubuuza amannya ge ng’abaddamu nti ye ‘Dog Feast’. bwe yalabye ng’ebintu bikaaye bya kumutwala ku poliisi n’atandika okwegayirira nga bw’akaaba bamusonyiwe wabula ng’abaserikale tebamuwuliriza.

Ba ofiisa munsonyiwe

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

3f74e568a3684a1eac5d6d555644365318 220x290

Magufuli alagidde abaddukanya ekidyeri...

OMUWENDO gw’abantu abaafiiridde mu kidyeri mu nnyanja Nnalubaale gwongedde okulinnya! Pulezidenti wa Tanzania John...

Sevo 220x290

Ab'e Rubirizi basabye Museveni...

ABAKULEMBEZE b’omu disitulikiti y’e Rubiriizi basabye Pulezidenti Museveni okukoma ku bajaasi ba UPDF okukendeeza...

Budgetkasaijaweb 220x290

Bawera kusimbira kkuuli enteekateeka...

ABABAKA ku kakiiko ka palamenti akavunaanyizibwa ku byobulimi bawera kusimbira kkuuli enteekateeka z’okuyisa embalirira...

Kola 220x290

Mukolerere obukadde bwammwe - Minisita...

MINISITA omubeezi ow’ebyenguudo Gen. Edward Katumba Wamala akubirizza abantu okukolerera obukadde bwabwe nga bakyalina...

42312484102150760182472974931861717081653248n 220x290

Bobi Wine eby’okutulugunya abantu...

BOBI Wine ne banne eby’okubatulugunya babitutte mu kibiina ky’amawanga amagatte (UN ), era boongedde okukungaanya...