TOP

Nviira ku musajja

By Musasi Wa

Added 3rd October 2013

ABAKAZI mu kirabo ky’omwenge bavudde mu mbeera ne bakubagana lwa musajja okukkakkana ng’omu bamwambudde akawale.



ABAKAZI mu kirabo ky’omwenge bavudde mu mbeera ne bakubagana lwa musajja okukkakkana ng’omu bamwambudde akawale.

Baasangiddwa mu Ddobbi Zooni gye buvuddeko nga buli omu agamba munne amuviire ku musajja bw'aba amwagaza emirembe.

Baalwanye okumala akaseera ng'abantu bo bafa nseko wadde okubataasa. Oluvannyuma omu ku bakazi yalabye bamufuntudde nnyo, n'asalawo okudduka nga bw'agamba nti kankulinde enkya kuba kati buzibye. Ndowooza ye  amaanyi agafuna misana.

Nviira ku musajja

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Sam2 220x290

Sam Mukasa ayingidde goloofa ye...

Yiino goloofa ya Sam Mukasa eyogeza banne obwama!

8714805438505141082996706452061019224145920o 220x290

Museveni ne Kagame basisinkanye...

Kyaddaaki Pulezidenti Museveni ne mukulu munne owa Rwanda, Paul Kagame beefumbye akafubo ku nsalo ya Uganda ne...

Kasa 220x290

Maama kalimunda tonyiga bbebi ennyindo...

ONO maama kalimunda tatya kunyiga bbebi nnyindo olw’engeri gy’akulukuunya olubuto lwe ku musajja.

Omukyalangaatudde 220x290

Laba byana biwala ebyanywa amata...

Bw’oba otambula, osanga ebyana ebitambulira mu bibinja nga byesaze obugoye obukulengeza ‘waaka’ nga ‘n’ebithambi’...

Firimu 220x290

Eyali asoma obwafaaza alumbye Mbarara...

FERDINAND Lugobe Pike eyabulako akatono okufuuka omusosodooti ayingidde ekisaawe ky’okuzannya Ffirimu.