TOP

Embooko ya Eagles egudde ku siteegi ne basattira

By Musasi Wa

Added 8th January 2014

OMUYIMBI wa Eagles Productions, Patience Najjuma asirittuse n’agwa ng’agenda okulinnya ku siteegi. Najjuma y’omu ku bayimbi abato abali mu bbandi eno. We yagudde, ky’ekifo kye nnyini Fred Kinene omusunyi wa ggita mu Eagles we yagwa gye buvuddeko, ebigambo ne biyiting’ana nti libadde ddogo.

2014 1largeimg208 jan 2014 093733300 703x422



OMUYIMBI wa Eagles Productions, Patience Najjuma asirittuse n’agwa ng’agenda okulinnya ku siteegi. Najjuma y’omu ku bayimbi abato abali mu bbandi eno. We yagudde, ky’ekifo kye nnyini Fred Kinene omusunyi wa ggita mu Eagles we yagwa gye buvuddeko, ebigambo ne biyiting’ana nti libadde ddogo. 

Olwasituse wansi, n’adduka ne yeekwata ku Julie Angume ng’alabika atidde nnyo. Banne baasigadde beebuuza ekivuddeko Najjuma okugwa.

Yabadde mu kivvulu kya Eagles Productions e Ggaba nga December 31. Najjuma oluvannyuma yalinnye ku siteegi n’ayimba naye nga yenna alabika ali mu kutya. Olwavudde ku siteegi, n’akwata ensawo ye n’abulawo.

Embooko ya Eagles egudde ku siteegi ne basattira

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Tip11 220x290

Laba engeri gy'osobola okufuna...

Laba engeri gy'osobola okufuna emitwalo 16 buli lunaku mu buti obukuma essigiri

Dad1 220x290

Fresh Kid,Esther ne Ezekiel bacamudde...

Fresh Kid,Esther ne Ezekiel bacamudde abato mu Toto Xmas Festival e Nmboole

Lip1 220x290

Abaawule balabuddwa ku bwenzi n'enguzi...

Abaawule balabuddwa ku bwenzi n'enguzi

Tap11 220x290

Okubeera bamuzibe tekitugaana kwekolerera...

Okubeera bamuzibe tekitugaana kwekolerera

Gab1 220x290

Ssaabasumba Lwanga akyalidde Gabunga...

Ssaabasumba Lwanga akyalidde Gabunga