TOP

Musajja mukulu olukiiko lwawedde tategedde

By Musasi Wa

Added 9th January 2014

ONO omukulu otulo twamutuuzizza obufoofofo ng'anoonya we tunaamugendera obulungi.

2014 1largeimg209 jan 2014 130519647 703x422ONO omukulu otulo twamutuuzizza obufoofofo ng'anoonya we tunaamugendera obulungi. Yabadde mu lukiiko olwabaddemu n'omubaka wa palamenti owa Bunya East mu disitulikiti y'e Mayuge, Buwaya Waira Kiwalabye Majegere.

Baabadde bateesa ku ngeri ey'okutumbula abalimi. Ebyembi, olwatuuse mu lukiiko, yazze mu kutema bisiki n'atandika n'okwekyusa ng'ali mu buliri.

Okuva olukiiko we lwatandise, bakira yeebase era abantu ne batandika okwebuuza gye yasuze kuba olukiiko lwagenze okuggwa nga ye ali mu bisisimuko.

Musajja mukulu olukiiko lwawedde tategedde

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Basawowebuse 220x290

Abasawo bawakanya ekya gavumenti...

Abeekibiina ky'abasawo bawakanyizza ekya Gavumenti okuwola musigansimbi ssente.

Laba 220x290

Muggya wange yanjokya amata n’adduka...

NNEEVUMA ekyantwala mu bufumbo nga nkyali muto kuba ssinga si mukisa gwa Katonda, nandibadde mufu kati. Nze Asiya...

Ssenga1 220x290

Omukyala yagaana okunjoleza

MUKYALA wange buli kintu awaka akikola ng’omukyala ddala naye yagaana okwoza engoye zange era tagolola. Nafuna...

Lamba 220x290

Enkuba be yayonoonedde ebyabwe...

EKIBIINA ky’obwannakyewa kidduukiridde abatuuze b’e Muduuma abaakoseddwa enkuba omwabadde kibuyaga eyasudde amayumba...

Bajaasoomukoabanjaebintuekifsaulwokulira 220x290

Abanja bakoddomi be omutwalo

Omusajja asabye bakoddomi be omutwalo gwe yabawa ng'awasa mukyala we