TOP

VJ Junior olufunye omusika n’aggalawo eby’okuzaala

By Musasi Wa

Added 9th June 2014

VJ Junior ng’amannya ge amatuufu ye Mary Smarts Matovu ayogerera obuzannyo obukutte abantu omubabiro ku Bukedde Ttivvi okuli Badde Acche ne Her Mother’s Daughter essanyu libula okumutta.

2014 6largeimg209 jun 2014 083231763 703x422 VJ Junior ng’amannya ge amatuufu ye Mary Smarts Matovu ayogerera obuzannyo obukutte abantu omubabiro ku Bukedde Ttivvi okuli Badde Acche ne Her Mother’s Daughter  essanyu libula okumutta.

W’osomera bino ng’ali mu kusomba byenda anti mukazi we yamuzaalidde omwana omulenzi gw’ayita omusika era n’alangirira nti okuzaala akuggaddewo.

Mukyala we Patience Nakitende yazaalidde mu ddwaaliro e Kibuli era omwana baamutumye Quintus Generous Matovu mbu nga ye yali abasibye okuyingira kalina yaabwe gye bazimbye e Katale Nalumunye.  

Omanyi Junior y’omu ku basinga okwogerera firimu mu Uganda era bangi balowooza obudde bwonna abumala mu kwogerera firimu kumbe afunayo akadde n’abeerako ne mukyala we era bino bye bibala ebivuddemu. 

VJ Junior olufunye omusika n’aggalawo eby’okuzaala

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Lib2 220x290

Ab'omukago gwa IPOD bateekateeka...

Ab'omukago gwa IPOD bateekateeka kutwala ssabawolereza wa Gavumenti mu kkooti

Web 220x290

Nnaalongo akubye omwana wa muggya...

OMUKAZI atuze omwana wa muggya we n’amutta poliisi n’emutaasa ku batuuze nga baagala kumugajambula.

Kit2 220x290

Kitatta bamuggye e Makindye n'atwalibwa...

Kitatta bamuggye e Makindye n'atwalibwa e Luzira

Hip2 220x290

Olunaku lw'okuyonja akamwa lukuziddwa...

Olunaku lw'okuyonja akamwa lukuziddwa e Kayunga

Gat2 220x290

Abagambibwa okutigomya Matugga...

Abagambibwa okutigomya Matugga Poliisi ebakutte