TOP

‘Yasama bulungi nkubale amannyo

By Musasi Wa

Added 7th February 2015

ADUUMIRA poliisi y’e Kawempe ku katale Apollo Tayebwa okukwata abamenyi b’amateeka akutadde ku ddaala ddala. Kati bw’akwata omubbi yenna mu bikwekweto by’akola ensangi zino bwe weeyita omuto asooka kumwasamya n’akubala amannyo okulaba oba mukulu.

2015 2largeimg207 feb 2015 120626120 703x422

ADUUMIRA poliisi y’e Kawempe ku katale Apollo Tayebwa okukwata abamenyi b’amateeka akutadde ku ddaala ddala. Kati bw’akwata omubbi yenna mu bikwekweto by’akola ensangi zino bwe weeyita omuto asooka kumwasamya
n’akubala amannyo okulaba oba mukulu.

Mbu kasita aba ng’aweza amannyo 32 olwo oyo aba muntu mukulu aweza emyaka 18 n’okugenda waggulu era
akutwalirawo.

Yagudde ku Ronald Kakembo gwe yasanze mu kifulukwa mw’asinziira okutigomya ab’e Lugoba kyokka omukulu ono ne yeekaabya bw’agamba nti Afande nkyali mwana muto kwe kumugamba ayasame amubale
amannyo.

Bwe gaaweze 32 n’amutwala ku poliisi. Yasama bulungi nkubale amannyo...’ Afande Tayebwe ng’abala amannyo ga Kakembo.
 

 

‘Yasama bulungi nkubale amannyo

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Leb2 220x290

Emmotoka mwe ntambulira etuuse...

Emmotoka mwe ntambulira etuuse okunsuza ku kkuno-Bp. Ssebaggala

Pop1 220x290

Aba Poliisi ababadde bavunaanibwa...

Aba Poliisi ababadde bavunaanibwa okutta Kirumira bateereddwa

Pi3 220x290

Apass ajereze Kenzo ne Fik Fameica....

Apass ne Eddy Kenzo bawakana ani asinga okwesala emisono wabaluseewo olutalo lw'ebigambo

Sev2 220x290

Pulezidenti asisinkanye abagagga...

Pulezidenti asisinkanye abagagga abalwanira ebizimbe mu Kampala

Muh1 220x290

Abasuubuzi basattira olw’obukwakkulizo...

Abasuubuzi basattira olw’obukwakkulizo Muhangi bw’abataddeko