TOP

ono omukulu emmere gyefudde ppiro ?

By Musasi Wa

Added 7th February 2015

ONO musajjamukulu kyonna ekyamubadde ku mutwe Mukama y’amanyi. Omukulu ono yabadde yeesaze essuuti ng’anyumye era ng’anekedde bulungi.

2015 2largeimg207 feb 2015 121843713 703x422

ONO musajjamukulu kyonna ekyamubadde ku mutwe Mukama y’amanyi. Omukulu ono yabadde yeesaze essuuti ng’anyumye era ng’anekedde bulungi.

Bwe yatuuse ku wooteeri emu e Nankulabye, ndowooza n’ajjukira nti alina okulya ekyeggulo kwe kukyama wabula ng’afuba kwetegereza gye yabadde agenda. Baamututte ng’abantu abalala abakyama ku wooteeri era ne bamwaza.

Omukuumi ng’anywezezza omusajja okugulu asobole okumukebera.

Yakoze katemba ng’omukuumi amuyisaako akuuma nga yenna atunula ng’ayagala okukaaba nga bwe yeesika ng’alina w’atayagala bamukwate. Olwamaze n’ayingira munda n’asaba emmere ne bagimuleetera, naye baagenze okugituusa ng’ali mu tulo ne bamuzuukusa. Okumanya yabaddeko otulo, olwamuzuukusizza emmere ate gye yafudde ppiro n’atandika okufuluuta.

Omukuumi ng’akebera omusajja.

Baamuzuukusizza nga bagenda kusibawo n’afuluma naye nga feesi yonna ejjudde emmere. 

ono omukulu emmere gyefudde ppiro ?

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Kkeesiwebusebig 220x290

Omugaso gw’okutegeka obulungi omudaala...

Entegeka y'omudaala gwo y'esalawo bakasitoma n'e ssente by'ofuna olunaku

Ashimu2webuse 220x290

Mu kukuba bbandi mwe nfuna ebisale...

Ekitone kyange kinnyambye okutuuka we nnali sisuubira mu kusoma n'okutambula mu bitundu by'eggwanga eby'enjawulo...

Akellofixingacarengineafterassemblingitwebuse 220x290

Omuwala akanika yingini za mmotoka...

Ono omuwala tazannya, akanika yingini ya mmotoka n'aleka kasitoma ng'amunyeenyeza mutwe. Okukanika yakuyigira ku...

Kyeyo 220x290

Abagenda ku kyeyo 54 bakwatiddwa...

MINISITULE y’ensonga z’omunda eraze Bannayuganda 54 abaakwatiddwa ku kisaawe kya Kenyatta International Airport...

Okukyala kw’ennaku zino engeri...

Ennaku zino okukyala kukyuse nnyo ng’omusajja bw’aba teyeenywezezza kuyinza okumulema.