TOP

Valentayini ewuuba Haruna

By Musasi Wa

Added 7th February 2015

OMUYIMBI Hajji Haruna Mubiru gwe baakazaako erya Kitooke owa Kream Production ali mu keetalo anti lonki emuwuuba. Omanyi Haruna agenda kutongoza ennyimba ze okuli olwa Baby ne Ssente Zitawaanya ku Valentayini nga February 14, ku Freedom City.

2015 2largeimg207 feb 2015 123157793 703x422

OMUYIMBI Hajji Haruna Mubiru gwe baakazaako erya Kitooke owa Kream Production ali mu keetalo anti lonki emuwuuba. Omanyi Haruna agenda kutongoza ennyimba ze okuli olwa Baby ne Ssente Zitawaanya ku Valentayini nga February 14, ku Freedom City.

Haruna alina ennyimba endala okuli Binyuma, Kitooke kifa nsalira, Taata Omulungi, Kanya Mpisa, n’endala ezikutte abantu
omubabiro.

Agenda kuwerekerwako aba Kream Production bonna, Mesach Semakula, Ragga Dee, Bebe Cool, Khalifah Lwanga owa Mataali Group, Geoffrey Lutaaya, Irene Namatovu, King Saha n’abalala. Oluvannyuma ajja kugenda ku Maria Flo e Masaka nga February 15, Mityana ku Ggombola nga February 20, Nimu Lord e Luweero nga 21 February ne Holly Farm e Nansana
nga February 22

 

Valentayini ewuuba Haruna

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Mala1 220x290

BUKEDDE W’OLWOMUKAAGA AFULUMYE...

Mulimu abayizi 5 abasinze mu buli ssomero mu disitulikiti ez’enjawulo. Tukugattiddeko n’ebifaananyi byabwe nga...

Morning 220x290

Obulamu bw’okweyombekera kkoyi...

OBULAMU obw’omu bumenya! Bayibuli ekirambika nti ekitonde ekisajja kineegattanga n’ekitonde ekikazi ne bakola obufumbo...

Ssenga1 220x290

Bakwana batya?

Ekizibu kye nnina kya nsonyi ate nga ndi muvubuka wa myaka 21. Ntya n’okugamba ku muwala yenna. Ssenga nsaba kunnyamba...

Yaga 220x290

‘Muntaase puleesa egenda kunzita...

MUSAJJA mukulu Ssaalongo Vincent Kigudde 78, awanjagidde akakiiko akabuuliriza ku mivuyo gy’ettaka kamuyambe ku...

Nyanzi 220x290

Dr. Stella Nyanzi alemedde e Luzira...

Dr. Stella Nyanzi ajeemedde ebiragiro bya kkooti bw’agaanye okulinnya bbaasi y’abasibe emuleeta ku kkooti nga bwe...