TOP

Ezo ssente ze twamubbyeko twabadde twesasula - malaaya

By Musasi wa Bukedde

Added 6th January 2016

Abawala beyajje mu bbala bamukubye kalifoomu

Tt2 703x422

Namuddu ne Nassolo ku poliisi.

ABAWALA Sharon Namuddu ne Hildah Nassolo poliisi eba­kutte. Kigambibwa nti baakubye Asuman Lukwago kalifoomu ne bamunyagako 1,000,000/- n’essimu bbiri kyokka bwe baabakutte baabasanze ne 490,000/- ne layini za Lukwago.

Lukwago yategeezezza nti abawala bano yasooka kubasisink­ana ku Nyondo Pub e Naj­janankumbi n’abagulira ebyokunywa ne bawaany­isiganya nnamba za ssimu.

Bazzeemu okusisinkana ku Comrades Pub e Makin­dye. Bwe baavudde wano ne bagenda ku Amnesia n’oluvannyuma ne bool­ekera awaka e Bunnam­waya okwesanyusaamu. Namuddu yamulese mu ddiiro n’agenda okwebaka kyokka yagenze okudda engulu ng’omuwala amub­bye.

Yad­dukidde ku poliisi y’omu Ki­kumbi n’amug-gulako omusango gw’obubbi ku fayiiro SD: 02/29/12/2015. Namuddu yakkirizza okubba ssente n’asaba okumusonyiwa kyokka n’agamba nti yabadde yeesasula. Baa­bakwatidde Kibiri Masajja gye baabadde beekwese

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Kasibante2 220x290

Omubaka Kasibante atereezezza obufumbo...

MOSES Kasibante omubaka wa Lubaga North atereezezza amaka, bw’ayanjuddwa mu kitiibwa ku mukolo ogwetabiddwaako...

Jmcweb 220x290

Kyetume ekutudde JMC Hippos

Kyetume evudde emabega n'ewangula JMC Hippos mu Big League mu ddakiika ezisembayo

Joshuaweb 220x290

Cheptegei ataddewo likodi ng'awangula...

Joshua Cheptegei ataddewo likodi y'ensi yonna empya, ng'awangula kiromita 15 mu misinde gya 2018 NN Seven Hills...

2016manujoseshout1 220x290

Veron ayogedde lwaki ManU evumbeera...

Veron akubye ebituli mu kisanja kya Mourinho mu ManU.

Afcon16 220x290

Olugendo lwa Uganda Cranes okugenda...

Olugendo lwa Uganda Cranes okugenda mu AFCON2018 e Cameroon.