TOP
  • Home
  • Kasababecca
  • Mayinja okuwunya ku mabeere g’abakazi tekiimuleetere leenya?

Mayinja okuwunya ku mabeere g’abakazi tekiimuleetere leenya?

By Musasi wa Bukedde

Added 19th January 2016

Mayinja okuwunya ku mabeere g’abakazi tekiimuleetere leenya?

Ma2 703x422

Mayinja ng’abulidde mu bifuba by’abakazi.

OMUYIMBI Ronald Mayinja bwe yalinnye ku siteegi, abawala n’abakazi ne bamuyiikira okumufuuwa n’okuzina naye. Nga bulijjo olwamaze okuteeka emmaali mu nsawo n’atandika okuttunka nabo mu mazina n’okubanyiga eminyigo.

Wabula kirabika obwedda anyumirwa nga n’omutima gumwewanise. Baabadde batandise okumukwata awabi kwe kusooka okubeetegula n’abagamba, ‘bannange, munsonyiwe temunkwata awabi.

Bino bye munkola mukyala wange gwe nalese awaka nga mmugambye nti hhenda kukola ajja kubiraba anyiige’. Wabula wadde yagezezzaako okwewozaako tekyagaanyi bakazi bano kweyongera kumuyiikira ng’eno bwe bamugamba nti, ‘ssebo awo tofunyeewo kabonero, mukazi wo oba anoba anobe, ffe weetuli abaana tujja kubakuza’.

Yabadde ku Los Angels e Kawempe gye buvuddeko. Bino byabadde bigenda mu maaso ng’eno abasajja bwe bawaana Mayinja okumanya okunyiga abakazi.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Sema 220x290

Mesach ekivvulu kimuwuuba

OMUYIMBI Mesach Ssemakula amanyiddwa nga Golden Papa kati gwe baawadde n’ekitiibwa kya ‘‘Sir’’ bw’oba omunoonya...

Funa 220x290

Square Milez ne Deborah Kandi temwekola...

ABAYIMBI Deborah Nakandi eyeeyita Deborah Kandi ne Kisaakye Micheal Joseph amanyiddwa nga Square Milez ebintu bye...

Baba 220x290

Swengere ne Maama Kalibbala bali...

HUSSEIN Ibanda amanyiddwa nga Swengere ne munnakatemba munne Maama Kalibbala bali luno.

Lap2 220x290

Owoomuluka awerennemba na gwa ttaka...

Owoomuluka awerennemba na gwa ttaka

Siralexferguson1132188 220x290

Aba ManU bampisaamu amaaso - Sir...

EYALI omutendesi wa ManU, Sir Alex Ferguson ayogedde ku mbeera eyali ttiimu ye gy'erimu n'agamba nti ekwasa ennaku....