TOP

Omucomo nagwo gukola eddoboozi

By Musasi wa Bukedde

Added 21st January 2016

Omucomo nagwo gukola eddoboozi

Tic2 703x422

Abavubuka ba B2C nga bagabula abawagizi baabwe ennyama.

OMUTEGESI w’ebivvulu Andy Mugerwa owa Andy Events k’agoba kaliibwa. Alina abavubuka abeegattira mu kibiina kya B2C abaayimba ‘Wansensera’ be yakutte ku mukono.

Wiiki ewedde yabayise ku Bad Music e Ma- kindye n’abawaamu. Yabagulidde omucomo n’ebyokunywa ne balya ne basindisa bigere ebyasigaddewo ne bagabirako abawagizi baabwe.

Wano abamu ku baabaddewo kwe kubuuza nti omucomo nagwo gukola eddoboozi? Akabaga kano keetabiddwaako ne Bakanaabe ba Bukedde Fa Ma, Tica Tica ne Simo Omunene w’ekibuga.

Andy yasuubizza okuteeka ssente mu bavubuka bano ssinga beewala entalo n’okufaayo ku mulimu gwabwe. Ekibiina kirimu abayimbi nga Mr Lee, Bobi Rass ne Julio nga kyatandikibwawo okutumbula ebitone by’abayimbi abapya.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Sud1 220x290

Abaliko obulemu babagabudde ebya...

Abaliko obulemu babagabudde ebya ssava bya Ssekukkulu

Sub1 220x290

Allan Okello awangudde eky'obuzannyi...

Allan Okello awangudde eky'obuzannyi bw'omwaka n'aweebwa Subaru empya ttuku

Tysonfury 220x290

Tyson Fury si waakuzannya Anthony...

Fury agenda kudding'ana ne Deontay Wilder mu February w'omwaka ogujja.

Parma 220x290

ManU etunuulidde musaayimuto wa...

ManU ekyayigga bazannyi banaagizza ku maapu sizoni ejja. Mu kiseera kino eri mu kyamukaaga ku bubonero 24.

2018wolvesceleb32 220x290

Arsenal esabye Wolves olukusa eyogere...

Nuno Espirito yatendekako Valencia eya Spain, FC Porto ne Rio Ave ez'e Portugal nga tanneegatta ku Wolves.