TOP

Biibino ebyengera bya Bebe Cool mu 2015/2016

By Musasi wa Bukedde

Added 22nd January 2016

Biibino ebyengera bya Bebe Cool mu 2015/2016

Zu2 703x422

Zuena ne Deen Ssali.

BEBE Cool bwe yayimba ennyimba ze ‘Ndiisa buti’ ne ‘Nkola byafaayo’ abamu baalowooza nti yeemulisa. Naye omwaka 2015, tegwamusala ate ne 2016 gwandimutambulira obulungi ddala.

Mu November wa 2015, yafuna mutabani omulala mu Zuena ate nga guno (2016) ali mu kuyoola mudidi gwa kampeyini okuva ewa Pulezidenti. Kigambibwa n’enju ye agiyingira ku lunaku lw’abaagalana olwa Valentayini!

Deen Ozil Ssali ow’emyezi esatu kati ye mwana wa Bebe owookuna mu Zuena nga yamuzaalira Massachusetts mu Amerika. Ku ludda lw’omudidi, owoolugambo waffe yatugambye nti ng’oggyeeko omutemwa gwa ssente Bebe gwe yagabana mu kubeera omu ku bayimba mu kampeyini za Museveni, agattako n’okufuna obukdde 4 buli lunaku okusala mu bivvulu bye, okulya, okusula n’amafuta g’emmotoka ye Hummer aga buli lunaku mu byalo.

Abaana ba Bebe abalala mu Zuena kuliko; Alpha S

ebe ne mutabani we llan ku ddyo ngasisinkanye jjajja we idandi Bebe ne mutabani we Allan (ku ddyo ng’asisinkanye jjajja we, Bidandi.

 

sali ow’emyaka 12, Beata Ssali 9, ne Caysan ow’emyaka esatu n’ekitundu. Kuno Bebe agattako omulenzi Allan Ssali gwe yazaala ng’akyasoma nga yakoze S6.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Kit1 220x290

Abagambibwa okutta Bayinvesita...

Abagambibwa okutta Bayinvesita bakwatiddwa abalala babataddeko obukadde 10

Kam2 220x290

Abagambibwa okusanga akawanga ka...

Abagambibwa okusanga akawanga ka maama waabwe mu ssabo beebazizza Museveni okubayamba

Tip2 220x290

Ssemaka yecanze n'azaalukuka omwana...

Ssemaka yecanze n'azaalukuka omwana we

Tot1 220x290

Vision Group etandise enteekateeka...

Vision Group etandise enteekateeka y'ekivvulu kya Toto

Jose11 220x290

Abaggyeemu obwesige

ManU, eri bubi nga mu Premier eri mu kifo kyamunaana nga Man City ekulembedde ebasinza obubonero 12.