TOP

‘Sipapa yankozesa n’agaana okunsasula’

By Musasi wa Bukedde

Added 9th February 2016

‘Sipapa yankozesa n’agaana okunsasula’

Ok2 703x422

Liane eyadduse ku Sipapa.

OMUYIMBI Nakaweesi Lilian adduse mu kibiina kya Sipapa Entertainment nga kigambibwa nti bboosi we Charles Olyem (Sipapa) alemereddwa okutuukiriza bye yamusuubiza.

Mu 2014, Sipapa yawandiika abayimbi abawerako omwali ne Liane n’amusuubiza okumuwa mmotoka, okumukolera vidiyo z’ennyimba n’okumuwa ssente, ebyamulema okutuukiriza.

Nga baakatandika, Sipapa yamuwa mmotoka n’aguma kyokka owoolugambo waffe atugambye nti yagimuggyako n’agigabira Alice Namatovu pulomoota wa Ssemata kye yalabanga okumukozesa.

Liane okuddukayo kiddiridde Sipapa okubakozesa ekivvulu mu December n’atabakombya wadde ekikumi nga n’ekivvulu ekyasembyeyo yabadde abatwala Mityana kye baagaanyi.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Lab2 220x290

Engeri gy’olina okwewala okuferebwa...

Engeri gy’olina okwewala okuferebwa ku ttaka n’okufi irwa ebyobugagga byo

Hab1 220x290

Taata n’omwana bafudde lumu;Omu...

Taata n’omwana bafudde lumu;Omu bamuziise mu ntaana ya People power omulala mu ya NRM

Kab1 220x290

Dokita eyabuze akwasizza omusawo...

Dokita eyabuze akwasizza omusawo

Broronnie1 220x290

Bro. `Ronnie Mabakai alagudde bannabyabufuzi:...

OMUSUMBA Ronnie Mabakai owa ETM Church esangibwa ku Salama Road e Makindye ne Holy City e Bwerenga azzeemu okulagula...

Komerera4webuse 220x290

Abaana bazannye okufa kwa Yesu...

Abaana bazannya olugendo lw'okufa kwa Yesu ne beewuunyisa abantu e Masajja