TOP

Omukwano gwansensera kati twambala bifaanagana

By Musasi wa Bukedde

Added 12th February 2016

Omukwano gwansensera kati twambala bifaanagana

Sav1 703x422

Omuyimbi Ssaava ng'ali n'eky'ebbeeyi kye

OLUYIMBA lwa Nince Henry ‘Abakyala babakwata mpola nnyo’ kirabika muyimbi munne Saava Karim Nsubuga yalutegeera nnyo era lumukolera.

Bwe yabadde ku Serena Hotel ku mpaka za Hipipo Awards, ng’oggyeeko okucamula abawagizi be bwe yawangudde engule y’oluyimba lwa Kadongo olusinze mu 2015 (Akalulu), yabasanyu- sizza n’engeri obwedda gy’akwatamu mukyala we ssaako okumubibiita nga bbebi.

Yasoose kumuwaanira ku siteegi nti, “bulijjo waliwo abambuuza, ndowooza Joslyn wange mumulaba (Joslyn Katumba Nsubuga).

 Laavu ye yansensera nga n’okwambala kati twambala kye kimu. Ka mmusabe anneegatteko tubeebaze olw’obuwagizi bwe mutuwadde.” N’obwegendereza obw’ekitalo yamukutteko mpolampola ku mukono ne bafukamira so ng’era bwe gwatuuse okusituka n’akola kye kimu.

Bwe baatuuse okukka amadaala okuva ku siteegi, yabuzeeko katono okumusitula obusituzi nga si kulwa ng’aseerera n’agwa. Abaffe

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Isco 220x290

Isco agenda ku 'kiso'

Abakungu ba Real Madrid baategeezezza nti abasawo beekebezze Isco, ne basanga ng'alina okulongoosebwa mu bwangu...

Mic3webuse1 220x290

Bayiiyizza sigiri eneetaasa obutonde...

Obutonde bw'ensi busaanyiziddwaawo abantu mu kwokya amanda, okutema enku n'ebirala ng'obwetaavu bw'okuyiiya ebintu...

Butwa2 220x290

Babateze obutwa mu busera, omu...

EKIKANGABWA kigudde ku kyalo Katuulo mu ggombolola y'e Kyazanga mu disitulikiti y'e Lwengo omuntu atanamanyika...

Nakiwala 220x290

Nakiwala avuddeyo ku mwana omubaka...

Minisita Nakiwala Kiyingi waakukaka omubaka Onyango okulabirira omwana gwe yasuulawo.

Kambale1 220x290

KCCA etandika ne Soana, Villa ne...

Okusinziira ku nsengeka ya liigi eno eyafulumiziddwa Bernard Bainamani agikulira eggulo, bakyamipiyoni ba sizoni...