TOP

Firimu ya Museveni bagigaba nju ku nju

By Musasi wa Bukedde

Added 17th February 2016

Firimu ya Museveni bagigaba nju ku nju

Ffe2 703x422

Omusajja ng’agabira ab’e Kitebi firimu.

ABAAZANNYA firimu ya “The Journey of Uganda” ab’ekibiina kya ‘Twerwaneko Group’ okutambuza obutambi bakutandikidde mu ggiya.

Kati balumba nnyumba ku nnyumba nga bazigaba gy’obeera nti banoonya kalulu. Owoolugambo waffe atugambye nti abakulu bano gye buvuddeko baabayise ne babasika mu mukono hhamba okubaawa ku ssente ne bafuna amaanyi agazitambuza okuzituusa ku bantu bonna bamanye ebirungi NRM ne Museveni bye bakoledde abantu.

N’abalabi ba Bukedde TV baabateereddewo ddiiru mwe bagenda okuyita okwewangulira omudidi. Bw’olaba firimu eno ku Bukedde TV, osindika obubaka ku by’oyize mu firimu eno ku 8338 eya Bukedde TV. Olina okuteekako amannya go weewangulire ssente okuva ku 100,000/- okudda waggulu

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Leb2 220x290

Emmotoka mwe ntambulira etuuse...

Emmotoka mwe ntambulira etuuse okunsuza ku kkuno-Bp. Ssebaggala

Pop1 220x290

Aba Poliisi ababadde bavunaanibwa...

Aba Poliisi ababadde bavunaanibwa okutta Kirumira bateereddwa

Pi3 220x290

Apass ajereze Kenzo ne Fik Fameica....

Apass ne Eddy Kenzo bawakana ani asinga okwesala emisono wabaluseewo olutalo lw'ebigambo

Sev2 220x290

Pulezidenti asisinkanye abagagga...

Pulezidenti asisinkanye abagagga abalwanira ebizimbe mu Kampala

Muh1 220x290

Abasuubuzi basattira olw’obukwakkulizo...

Abasuubuzi basattira olw’obukwakkulizo Muhangi bw’abataddeko